Nsaba Lyrics – Pallaso ft Ratigan

Nsaba Lyrics – Pallaso ft Ratigan

[Intro]
Arnest Pan Dis
Ooh Noo!

[Verse 1: Pallaso]
Njagala ebiringyi bikusange wotudde
Njagala nkulise nange kyendide
Gwe osula ku bwongo osula ku mutwe
It’s kind of loving that I got ooh yes!
Twatoba entalo nyingyi twaziyitamu
Bangyi banaffe abasigalayo
Twazirwanako twaziyitamu
All because of your strength ooh yes!
Njagala nkuwe byenina onyumilwe
Otuule mukatebeko osirike
Gwe kyabugagga kyenina munsi
Kankukube ne’mpeeta ojoge

[Chorus: Pallaso & Ratigan] x 2
Ogenda kunfumbira(ogenda)
Ogenda kunzarira(ogenda)
Jukira nakusubiza(ogenda)
Nzuno leero nsaba(ogenda)

[Verse 2: Ratigan]
Okimanyi bulungyi gwe omulwanyi
My ninja Ontambulira Muli eyo munda
Kunze oli sensor esensinga ne danger
Nkutwala mu promised land nga oyo gwe nsimye
Mikwano egyitakugasa gyesaleko
Mirimu gyonkolera gyebale ko
Sembera eno ondabeko
Nze mumutwe nfunamu ka distortion
Lwesikulabye siba na solution
Ntambudde nembuna mawanga
Ngasiraba akwenkana
Njagala nkuwe byenina onyumilwe
Otuule mukatebeko osirike
Gwe kyabugagga kyenina munsi
Kankukube ne’mpeeta ojoge

[Chorus: Pallaso & Ratigan] x 2
Ogenda kunfumbira(ogenda)
Ogenda kunzarira(ogenda)
Jukira nakusubiza(ogenda)
Nzuno leero nsaba(ogenda)

[Verse 3: Pallaso]
Njagala obinambuzenga
Tugolole ebyakyama
Wolaba watatuka
Awo woba okyusa
Vuga straight toweta
Towaba nga tonatuka waaka
Nange alarm njiteze sebaka
Njagala oje nga nkyatunula

[Ratigan]
To Ratigan ur di best
Baby never hesitate
I’ll provide all the bread
Pallaso gamba spit fire say
Nina omukwano mungyi nebyentegese binji
Omwana wabandi njagala nkusanyuse nga bambi

[Pallaso]
Nze sirivawo
Sirikyuka
Ndayira sirikukyawa
Yambalanga empetta

[Chorus: Pallaso & Ratigan] x 2
Ogenda kunfumbira(ogenda)
Ogenda kunzarira(ogenda)
Jukira nakusubiza(ogenda)
Nzuno leero nsaba(ogenda)

Read Pallaso collects Shs1.7m in 16 hours on attempting to do the Davido fundraiser challenge

Share Nsaba Lyrics – Pallaso ft Ratigan

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *