Nkubira Tunyumye by Chozen BloodNkubira Tunyumye by Chozen Blood

Chozen Blood Chozen
Hmmm, eeh
Walden and Chozen
Eeeeh

Chozen
So far away
She took my heart I belong to her
I can’t deny
Omwana annyumiza nnyo emboozi
Kumakya aginyumisa
N’ekiro aginyumisa
Mu mutima tanvaamu
Mu mutima tanvaamu
Mukwano gwe gwe gundeeze
Mukwano gwe gwe gundeeze

Chozen Blood & Faridah
Nipigie tuonge
Nipigie tuonge hadithi
Mpenzi tuonge
Bulamu bunyuma eri emboozi
Nkubira tunyumya
Nkubira tunyumyeyo emboozi
N’obulamu bunyume
Bulamu bunyuma eri emboozi

Walden
Baby bwe nkucallinga, opickinga
Gyendi bwe nkumissinga
Nga ncallinga
Love bwe ngifeelinga
Nze meltinga
Eno love yo nnyingi gye nterese
Funangayo akadde n’onkubira
Nsaasira baby n’ontaasa ensobi, hmmm
Pressure ya love y’eba enninnye
Waliyo akawewo gye nkolera
Nsaasira baby n’ontaasa ensobi, hmmm

Chozen Blood & Faridah
Nkubira tunyumya
Nkubira tunyumyeyo emboozi
N’obulamu bunyume
Bulamu bunyuma eri emboozi
Nipigie tuonge
Nipigie tuonge hadithi
Mpenzi nkuwe
Bulamu bunyuma eri emboozi

Chozen Blood & Faridah
Nkubira tunyumya
Nkubira tunyumyeyo emboozi
N’obulamu bunyume
Bulamu bunyuma eri emboozi
Nipigie tuonge
Nipigie tuonge hadithi
Mpenzi nkuwe
Bulamu bunyuma eri emboozi

Chozen Blood & Faridah
Ah when you’re waiting pon me
I’ll be waiting for you
Ah when you’re coming for me
I’ll be coming for you
Nalayira okucheatinga
Ngumiikiriza, hmmm
Akasimu bwe nkacharginga
Nga ncallinga, eeh (eh!)
Baby bwe nkucallinga, opickinga (opickinga)
Gyendi bwe nkumissinga
Nga ncallinga (nga ncallinga)
Ah when you’re running to me
I’ll be running to you
Ah when you’re coming for me
I’ll be coming for you

Chozen Blood & Faridah
Nkubira tunyumya
Nkubira tunyumyeyo emboozi
N’obulamu bunyume
Bulamu bunyuma eri emboozi
Nipigie tuonge
Nipigie tuonge hadithi
Mpenzi nkuwe
Bulamu bunyuma eri emboozi

Chozen Blood Chozen
Hmmm, eeh
Walden and Chozen (eh)
Eeeeh
Another round, another round, another round
Audio One

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.