• Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
Wednesday, August 10, 2022
  • Login
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech
No Result
View All Result
No Result
View All Result
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech
Musiclyfer
No Result
View All Result

Nkolerera Baana Bange Lyrics by Bebe Cool

lyfer by lyfer
9 months ago
in Lyrics
0

Anha
Hmm, hmm hmm anha
Anha aah aah anha
Hmm, hmm hmm anha
Anha

Washington
Dream Studios
Tony Houls

Nsonga zaabwe
Olw’entegeka yaabwe embi babonaabona
Tebaamanya nti
Eby’ensi ssi byangu
Kati mazima bejjusa
Nsonga zaabwe
Olw’entegeka yaabwe embi babonaabona
Tebaamanya nti
Eby’ensi ssi byangu
Kati mazima bejjusa

Byempiseemu bingi mu nsi
Ebiwonvu n’emigga ng’ogatta
Singa saalina yali anfaako
Ŋamba maama wange anzaala
Nsi yandibadde nzibu ddala
N’olwekyo abantu mbalagula
Eby’okuzaala osaana obe
Ng’otegese engeri gy’omalako
Abaana bo b’ozadde
Bawe buli kalungi k’oba ofunye
Nebwekaba akatono katya
Gwe kagabanyeemu banaasiima
Tolinda mpaawo alikaaba
Abaana obaleke ttayo ddala
Abazaala mwenna mweddeko
Muzaala baaki be munaalya?

Nsonga zaabwe
Olw’entegeka yaabwe embi babonaabona
Tebaamanya nti
Eby’ensi ssi byangu
Kati mazima bejjusa
Nsonga zaabwe
Olw’entegeka yaabwe embi babonaabona
Tebaamanya nti
Eby’ensi ssi byangu
Kati mazima bejjusa

Nkolerera baana bange
Obulamu bwabwe bube bwa mulembe
Bwendifa abange tebalyejjusa
Nti leka ne nkuba endongo
Nkolerera baana bange
Obulamu bwabwe bube bwa mulembe
Bwendifa abange tebalyejjusa
Nti leka ne nkuba endongo

Basula ku mbalaza bangi ddala nnyo
Kubamu akafaananyi nga ye mwana wo
Gwe wakeera n’osindika
Enduulu kati yeewuuyo gw’etuntuza
Situma bazadde mbajjukiza nti
Amabujje mugafengako
Ekifo ky’okuzikola oziwe malaaya
Weefiirize otegekere baana bo
Siggya nenya bagagga nga ba Wavamunno
Okuwanga abaana baabwe buli ke banoonya
Kubanga gwe omuzadde bwoba tomuwadde
Tewali mulala anaamuwa
Bebe Cool nange nfuuse muzadde
Kankole nkolera mwana wange
Ngya kumuwa buli kalungi ke nsobodde
Abatakola kati mbasaasira

Nkolerera baana bange
Obulamu bwabwe bube bwa mulembe
Bwendifa abange tebalyejjusa
Nti leka ne nkuba endongo
Nkolerera baana bange
Obulamu bwabwe bube bwa mulembe
Bwendifa abange tebalyejjusa
Nti leka ne nkuba endongo

Eby’okuzaala tewali kalulu
Newankubadde nga abalala ba mululu
Bazaala ku mpaka baling balalu
Ofunda n’abasigala nga bawuulu
Mulowooze ng’abakulu
Bebe Cool munkubire ku nduulu (wuuu!)
Kuba nze nawasa kati siri muwuulu
Omuliro gwendiko kati ssi gwa bbugubbugu

Anha
Hmm, hmm hmm anha
Hmm, hmm aah aah anha
Hmm, hmm hmm anha
Anha, anha
Hmm, hmm hmm anha
Aah aah anha Hmm, hmm
Hmm, hmm hmm anha
Anha, anha

Nkolerera baana bange
Obulamu bwabwe bube bwa mulembe
Bwendifa abange tebalyejjusa
Nti leka ne nkuba endongo
Nkolerera baana bange
Obulamu bwabwe bube bwa mulembe
Bwendifa abange tebalyejjusa
Nti leka ne nkuba endongo
Nkolerera baana bange

Read Nkolerera Baana Bange Lyrics by Bebe Cool

Share Nkolerera Baana Bange Lyrics by Bebe Cool

ShareTweetSend
Previous Post

Abakungubazi Lyrics by Herman Basudde

Next Post

Make a Wish Lyrics by Bebe Cool

SUGGESTED FOR YOU

Bebe Cool

Bebe Cool – Love you everyday lyrics

6 months ago

Big Size Lyrics by Bebe Cool

9 months ago

Feeling Lyrics by Bebe Cool ft. Rudeboy

9 months ago

Entalo Zange Lyrics by Bebe Cool ft. Tickitah

9 months ago
Next Post

Make a Wish Lyrics by Bebe Cool

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Latest

Young Grace – Virus ft Mwanafunzi

Sama Sojah – Stellah Lyrics

Sama Sojah – Stellah

Lukoba Ku Lukoba – Jim Nola MC Abedunego

John Blaq – Chai Mata Lyrics

John Blaq – Chai Mata

Diana Lyrics – Fireboy DML ft. Chris Brown

Drama T – Madamu

Pinky x Grenade – Picha (Remix) feat. Amalon

Fireboy DML – Adore feat. Euro

Load More

Musiclyfer

Musiclyfer is a media platform used to promote and deliver Ugandan music, videos and music content. Providing content from over 30 African countries, it is one of the most visited music websites in Uganda.

Virus by Young Grace ft Mwanafunzi

Young Grace – Virus ft Mwanafunzi

August 10, 2022
Stellah by Sama Sojah

Sama Sojah – Stellah Lyrics

August 9, 2022
Stellah by Sama Sojah

Sama Sojah – Stellah

August 9, 2022
  • Promote Music/Video
  • Tip Us
  • Write For Us

Socials

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions

© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.

No Result
View All Result
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech

© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In