Eh eh aah ah
A Red Zone Sama Sojah
Queen Sheebah, Crouch, TNS
Sheebah
Nkuwulira, okuva ku mutwe
Ppaka ku kagere akasembayo
Amaaso, galwana n’otulo
Yanukula obubaka twogere hmm
Njiira love, mpa love ntobe
Eriyiika bwe ngisiimuula twabike
Kuba eno gyendi kyendiko kikambwe nnyo
Abaali bakwagala baanyiiga nnyo
Ensaalwa bwe bandaba ebakwata nnyo
Nga ndi naawe kibanyiiza nnyo
Sama Sojah & Sheebah Karungi
Mpeeka, nkwata nga muwere
Love tuginyumise batufuuyire emirere
Bw’oleeta nga ndeeta totya kerere
Love tuginyumise batufuuyire emirere
Pa la la pa pa la la
Sama Sojah
Balitunyumyako abaliddawo
Ntinno gwali gutugabanya akabu
Onjagadde nnyo ye mbirojje ntya?
Kw’eno love yo etusudde n’eddalu
Nebwebiriba birayiro
Mpa omukono nziseeko
Mikwano gyo gibeewo ng’abajulizi
Nga nkuba ekirayiro
Njiira love oh love ntobe
Eriyiika bwe ngisiimuula twabike, eeh eh
Sama Sojah & Sheebah Karungi
Era Nkwata nga muwere
Nkwata nga muwere
Love tuginyumise batufuuyire emirere
Bw’oleeta nga ndeeta totya kerere
Love tuginyumise batufuuyire emirere
Sama Sojah & Sheebah Karungi
Nkuwulira, okuva ku mutwe
Ppaka ku kagere akasembayo
Amaaso, galwana n’otulo
Yanukula obubaka twogere
Njiira love oh love ntobe
Eriyiika bwe ngisiimuula twabike, eeh eh
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.