Ninga Omuloge Lyrics (Ninya Sirinya) by Naava Grey
Nkeera kumuketa buli bwebukya nga
Ntambuuza kasobo nganegendereza obutagwa mubunya
Sandiyagadde amanye
Nti mubega olwokuba guno mukwano guntuma gunjagaza ye era
Kiba kizibu nyo okutebeereza nti naye bwatyo bwawulira
Silimba onoyandyawo kumanya yamalawo sikyesawo…
Wabuyinza eli obulamu bwange yabuwamba, yantwalaaa…
Eraa…
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge
Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge
Nsubira okuba naye eyo mudda
Ssisubira kuba namulala yena
Yasingira abalala
Kuba omukwano gwandaga gwansuso
Alina engeri gyazitoya amaaso
Ankubako limu nze nenzigwamu
Mba ng′ali ku muliro nga naye sija
Ono mulenzi mwota nyumilwa
Eraa..
Silimba onoyandyawo kumanya yamalawo sikyesawo…
Wabuyinza eli obulamu bwange yabuwamba, yantwalaaa…
Eraa..
Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge
Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge
Kanewane…
Kuba omutuffu yantute (Yantutee…)
Kambe n’ono kuba abalala bona nze sigye… (nze sigye)
Nze kamwewe omutima omwoyo n′omubiri…
Kantul ntendere Kanfumb kanywere…
Nywere makazi
Ew’ono…
Silimba onoyandyawo kumanya yamalawo sikyesawo…
Mubuyinza eli obulamu bwange yabuwamba, yantwalaaa…
Yelaaa…
Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge
Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge
Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge
Ninya silinya
Ntunula nga atalaba
Simanyi kikyanfudde abaye
Ninga omuloge
Ninga omuloge
Read Follow Lyrics by John Blaq
Share Ninga Omuloge Lyrics (Ninya Sirinya) by Naava Grey
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.
Please translate the song to English