Sizzaman

Sizzaman – Ndiwulira Lyrics

(Intro)
Dem say dem set di trend, but dem follow we style
Platinum record dat is our goal,
Washington you’re bad from your bone
Dem voltage equal dem beat
I say dem hate power coat

(Chorus)
Va mu kasoli, Ndiwulira, (eh !)
Va mu kasoli, Ndiwulira, (eh !)
Va mu kasoli, Ndiwulira,
Va mu kasoli gwe Ndiwulira

Verse 1
Nkirako, Walk-To-Work sagala antambulirako
Bwenkulengera nga nkukuba, baton!
Manyo waggulu maaso ku lutimbe,
Pastor Bugembe abayita, balloon!
Walk-To-Work sagala antambulirako
Bwenkulengera nga nkusula, baton!
Manyo waggulu maaso ku lutimbe,
Pastor Bugembe abayita, balloon!
Topima! Onakutula minzaani, onakyusa simcard
Funayo kubuyinja bwa ba rude bway
Nga ba Kiwoko Boys be ba kaalo-mate
Gw’atasuubula sabbuni , mbu oli Madhvani
Okima kyi ku Northern Bypass,
Mu one-way ng’okuba U-turn,
Speed governor notalinya clutch
Kyi? Popularity dem ah clutch,
Dem voltage equal dem beat
Drive a Beemer but dem have no receipt,
Mbu you work for a Sudanese
Like Ssekyewa cry over Stecia,
Some gyal make woman lose out a fight
Find your ATM, your access denied,
Dem say dem set di trend but dem fala we style

(Chorus) X2
Va mu kasoli, Ndiwulira, (eh !)
Va mu kasoli, Ndiwulira, (eh !)
Va mu kasoli, Ndiwulira,
Va mu kasoli gwe Ndiwulira

Verse 2
Tobanyogozza nga baraafu,
Bwebeela traffic bo bali mu jam
Ekyombo mpulira bali mu Titanic,
Nze ndaba eyo ebeera Haraam
Bwojja mu kibiina nga tolina kalaamu,
Kibooko ! Nga Bush zeyakuba Sadaam
Buli subject nga gwe mugayaavu,
Ojje weelite ku Golola
Tofuuka history nga Hitler,
Muscle pull zikufumita nga maggwa
Okawe Elias, okawe Sematimba,
Gas price zisigala zikyuuka
Sun goggles nazo ziba galubindi eh!
Naye nze nkozesa Bic, ate gw’owandiisa Nice
Bwosaba Picfare nebakuwa Budget

(Chorus) X2
Va mu kasoli, Ndiwulira, (eh !)
Va mu kasoli, Ndiwulira, (eh !)
Va mu kasoli, Ndiwulira,
Va mu kasoli gwe Ndiwulira

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.