• Write For Us
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Advertise with Us
  • Tips
Saturday, June 25, 2022
  • Login
Lyfer
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech
No Result
View All Result
No Result
View All Result
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech
Musiclyfer
No Result
View All Result

Ndayira Lyrics by Bobi Wine ft. Nubian Li

lyfer by lyfer
March 9, 2022
in Lyrics
Reading Time: 2 mins read
0

Baby there
Well indeed this is phenomenal love
You donno say man and woman
Is blessing from above

And Also

Fik Fameica – Lifist Lyrics

Lifist by Fik Fameica

I say one girl fi Bobi Wine
One girl fi a Nubian
Hmmm this is phenomenal
One for Bobi Wine
One for a Nubian
Hmmm this is phenomenal

Ndayira mukwano ndibeerawo
Sisobola kukuyiwa
Ne bw’oliba ng’owedde ku mpagala
Sisobola kukuleka
Ndayira mukwano ndibeerawo
Sisobola kukuyiwa
Ne bw’oliba ng’owedde ku mpagala
Sisobola kukuleka

Babe
Kino ky’ekisuubizo kye njagala okuwa mu bulamu
Nti buli kadde ndibeerawo
Mu buli mbeera na buli lukya I’ll be your buddy
Okufa kwe kulitwawula ah
Erinnya lyo babe njagala olikyuse
Njagala babe nga bakuyita lyange
Bazadde bo bafuuse bange
Na buli kimu ekyange kifuuse kikyo babe
Oli mulungi onyuma embaga
Ke nkufunye ssikyamaga
Ndi munywevu ssikyataga
Am glad you’re my babe

Ndayira mukwano ndibeerawo
Sisobola kukuyiwa
Ne bw’oliba ng’owedde ku mpagala
Sisobola kukuleka
Ndayira mukwano ndibeerawo
Sisobola kukuyiwa
Ne bw’oliba ng’owedde ku mpagala
Sisobola kukuleka

Oh yii
Oli mwezi ogutannaboneka
Kimuli kya ndaggu ekitannalabika babe
Yegwe nsumbi omunva essanyu
Akabokisi ka love mwentereka ennusu zange
Simanyi na kuwaana nze ye nga ndabye
Bakayita katinko naye nno nnyabo
Guno omukwano gujjuza ddebe
Buli lwe nkulabako mukwano mpulira very
Naye, lw’obulawo nemwa n’emmere
Aboogezi abo baleke bo bakuba ndere

Ndayira mukwano ndibeerawo
Sisobola kukuyiwa
Ne bw’oliba ng’owedde ku mpagala
Sisobola kukuleka
Ndayira mukwano ndibeerawo
Sisobola kukuyiwa
Ne bw’oliba ng’owedde ku mpagala
Sisobola kukuleka

Babe
Kino ky’ekisuubizo kye njagala okuwa mu bulamu
Buli kadde ndibeerawo
Buli mbeera na buli lunaku I’ll be your buddy
Okufa kwe kulitwawula babe
Simanyi na kuwaana nze ye nga ndabye
Guno omukwano gujjuza ttipa
Laba, bakayita katinko naye nno nnyabo
Am glad you’re my babe

Ndayira mukwano ndibeerawo
Sisobola kukuyiwa
Oli mulungi onyuma embaga
Ke nkufunye ssikyamaga
Guno omukwano gujjuza ddebe
Buli lwe nkulabako mukwano mpulira very
Oli mulungi onyuma embaga
Ke nkufunye ssikyamaga
Ndi munywevu ssikyataga
Am glad you’re my babe
Guno omukwano gujjuza ddebe
Buli lwe nkulabako mukwano mpulira very

Read: Nubian Li – Wedding Ring Lyrics

Share: Ndayira Lyrics Bobi Wine ft. Nubian Li

Tags: Bobi Wine LyricsNubian Li Lyrics
ShareTweetSend
Previous Post

Victor Ruz – Nkulinze Lyrics

Next Post

I Promise Lyrics by Bobi Wine

YOU MAY LIKE

Lifist by Fik Fameica

Fik Fameica – Lifist Lyrics

by lyfer
2 hours ago
0

Lifist Lyrics by Fik Fameica IntroOh my God Bomba make my beatIn my city, party is a must...

Nkaaba Mpola Lyrics by Dr. Tee

Nkaaba Mpola Lyrics by Dr. Tee

by lyfer
4 hours ago
0

Dr. Tee - Mpola Lyrics Hmmmm, hmmmmAaaah, aaahHmmmmm, hmmmmmKann Records Amaziga g’omunaku kutiiriikaWabeerawo afunyemu kw’olwoEnnaku yange okubulwa ssenteYo...

Ready - John Blaq ft Bwiza

Ready Lyrics by Bwiza ft John Blaq

by lyfer
1 day ago
0

Ready Lyrics - Bwiza ft John Blaq IntroAya basRonnie (Bwiza)HeyHave you ever been in sorrow?Nzineza ko igisubizo ari...

Ready Lyrics by Bwiza

Ready Lyrics by Bwiza

by lyfer
1 day ago
0

Bwiza - Ready Lyrics HeyHave you ever been in sorrow?Nzineza ko igisubizo ari yegoFrom now on ubybagirweI had...

Next Post

I Promise Lyrics by Bobi Wine

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Trending

Lifist by Fik Fameica

Lifist by Fik Fameica

June 24, 2022
Stream and download One Bite by Vinka Mp3

Vinka – One Bite

June 24, 2022
Image Credits: Rosdiana Ciaravolo / Getty Images

Khaby Lame dethrones Charlie D’Amelio as the most-followed TikTok creator

June 24, 2022
Nkufeelinga by Ykee Benda ft Chembazz

Nkufeelinga by Ykee Benda ft Chembazz

June 23, 2022
Castro - Bone shaker (Sweetie darling)

Castro – Bone shaker (Sweetie darling)

June 22, 2022
Uganda Olemwa by Big Eye Starboss

Uganda Olemwa by Big Eye Starboss

June 22, 2022
Load More

Follow us

Follow us on Twitter

About

Musiclyfer is a media platform used to promote and deliver Ugandan music, videos and music content. Providing content from over 30 African countries, it is one of the most visited music websites in Uganda.

Recent Posts

  • Fik Fameica – Lifist Lyrics
  • Lifist by Fik Fameica

Categories

  • Blog
  • Kenya
  • Lyrics
  • Music
  • News
  • Profiles
  • Relationships
  • Rwanda
  • Trash
  • Videos

Socials

  • Write For Us
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Advertise with Us
  • Tips

© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.

No Result
View All Result
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech

© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In