Nazaala Lyrics by Ziza Bafana

Miserable
Rarara
Article boom!!!
Ba ba ba baamubejjula
NIC dancehall bwatyo bw’amukwekula
Magical Town Bafana nze bwengibangula
Maama tell me say a daughter story

Yaŋŋambye okuvva edda ng’ali bwatyo
Ku bisenge abasajja baamucunyiza okwo
Mu bimwaanyi ennumba zimulumira eyo
Nga bwadda ewaka omusanga akaabya kyejo
Omukebera nga baamutaagula
Ebisambi enkwagulo nga baamukwabula
Agulubana mu kiro nga mwattu bamutigomya
Awoza mpoomerwa nkoko eno baamusigula
Abayaaye nga baamuwoomerwa
Ah ng’ensujju mwattu baamubejjula
Obuseerezi nga bwatyo bw’abutindira
Baabo baabo ng’amataffaali nga bagatikkula

Twabaguddeko
Twabasanze
Naswadde nnyo nazaala bwe yansanze
Nga muwalawe obugoye bumwetimbye
Talina nsonyi
Nazaala yabiŋŋambye
Naswadde nnyo nazaala twamusanze
Bye yaŋŋambye mukwano byantabudde
Nga muwalawe obugoye bumwetimbye
Bu toothpicks nyini
Nga mu curtain mwabutimbye

Bw’onkwata mu kiwato you appetize me
You give me a kiss you baptise me
You buy mi a cell, you buy airtime
A bad time stories about her she say all
Twamukwatako mu kiro ng’akukuta n’empeke
Kumbe yeegogaagoga abayaaye bamukubye tteke
Kasambalyanda kumbe yayiga ne bi ffege
Bwe yeekubyakubya ati omusanga yeekubye n’empeke
Baamunaayizza
Baamuzannyisa
Baamudingisa
Ab’e Bamunaanika
Baamukanika, bwe baamuvumbika
Bwe baalaba akumuuka tebaamusaasira
Baamukanika, bwe baamuvumbika
Bwe balaba alinga lumonde anti baamulya (lya lya lya)
Baamubejjula nga muwogo anti baamulya
Mu bibajjo
Mu bibajjobajjo

My in-law, amansa mansa her daughter
That her daughter
Alina amuwogodde ennyonta, eeh
Nazaala wange mwattu asiiba annoonya
Annyumize muwala we mbuno yalinga akuula
She say she putting on a mini
Sometimes gonna a bikini
Gwe kubamu akafaananyi
Mukaziwo mu Germany
Mwegenderezze mu bwenzi diplomat
Akalimi ke kajjude amasitaani
Bw’omulyako afuuka biscuit
Mwegendereze mukuwooma alinga chocolate
Muwalawe bwe yazze emboozi zaamuweddeko
Yasiriseewo mbiro enta nnya yatambuddewo
Bwenamuguddeko ha mwattu kye yabaddeko
Ky’ava akatutema nti bulijjo yenze amubuza otulo

D-Records
new fashion new energy
NIC the Universe production
Bad bafana uganda
Yabiŋŋambye Nazaala straighta
Bafana Uganda we de de deya
Boom bark
Yaga mi deya
Bad Bafana badder than everything
Yah doh know
God above Me
Kill dem babe
Ba ba ba, ba!

Read Embuzi Lyrics by Ziza Bafana

Share Nazaala Lyrics by Ziza Bafana

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.