Natereeza Lyrics by Maro ft. King Saha

Both
Nakyusizaamu
Nakyusiiza
Nakyusiizaamu
Natereziiza aah eh
Yenze King Saha wo
Ndi ne Maro mwana
Ah aah
Eh eeh

Both
Natereeza
Nava ku bbidde
Baby nakyuusa nava ku bbidde
Natereeza
Nkwekuumidde
Ebibi sikyabikola
Natereera
Nava ku mize
Ndi eyo nava ku mize egyo
Ndi eno ninze
Era essimu ngyi charginze nkubiraako

Saha
Nsaba Lugaba atuyambe tukuumagane
Amaanyi ge tulina gatumale tutetenkanye
Nze naawe twekuume
Nga Adam bwe yakuuma Kaawa
Mukama atukuume
Baby nze naawe tetwekyawa
Njagala leero lunyume
Njagala omukwano gwaffe gukule
Okube design onyume
Njagala buli akulaba akutye
Ng’oloola oloola nange nga ndoola
Nga bw’ompita mpita mpita
Nga bwe mpita nange nga mpitaba
Nga tontya
Nga nange mbalaga sikutya
Nga tonvaamu
Nange eno nga sikuvaamu
Ng’omukwano ogumpa mu alaali
Nange eno nga nkwagala alaali
Nkwagala baby nkwagala
Nga bwe njagala ogenda mu ggulu alaali

Maro
Nakyusiizaamu
Nakyusiiza
Nakyusiizaamu
Natereziizza
Tera onkubirengako tunyumye all night
A little bit of cuddling a lover all night
Ky’onaalya kye naalya nga darling
‘Cause I wanna be your lover
Not a one night’s guy
Nenda nfuke mwino
Oyo owa bulidho
Endo niwotambona yino
Nkusigale wa ku maino
Batuwanyengaku nawo
Ompayengaku nawo
Abatalinga nawo
Nawo nawo
Nkuwayengaku nawo
Ompayengaku mu baino
I know wo wo wo
My girl

Read King Saha On My Way Lyrics

Share Natereeza Lyrics by Maro ft. King Saha

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.