(Nambi Lyrics by Kenneth Mugabi)
Nsikirizibwa okutunulira
Nzikiliza nkusemberere
Nsikirizibwa okutunulira, huh
Oli kifananyi kyebatanasiiga,
Katonda yawunda gwe neyewuunya
Nsikirizibwa okukwatako, oh
Nga Nedda,
Tonfunabubi nze muno
Nkwegomba, nkulabamu abalongo
Abalina amaaso ng′agago

Ah, nkwegomba, nkwegomba
Bakuntondera, bakuntondera
Nz’akusanira, nz′akusanira
Nkwegomba, nkwegomba

Nsikirizibwa okusemberera
Buli wobeera obukuumi bwempurira
Nsikirizibwa n’okuwunyiriza, ah
Woyogera zaabu yafuluma
Buli woseka mirembe gyempulira
Nnyumirwa nnyo ng’ompuliriza
Yongera onsese nze no nnyumirwa
Ogubibi n′obutiti okuli omuliro
Nzikirizibwa n′okuba maama akaama

Nkwegomba, nkwegomba
Bakuntondera, bakuntondera
Nz’akusanira, Nz′akusanira
Nkwegomba, nkwegomba

Read Naki Lyrics by Kenneth Mugabi

Share Nambi Lyrics by Kenneth Mugabi

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.