By using this site, you agree to the Privacy Policy and Terms of Use.
Accept
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Musiclyfer
Search
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Follow US
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us
© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.
Lyrics

Nakiganda Lyrics – Toffa Sebaduka

lyfer
Last updated: 2023/01/30 at 6:51 AM
By lyfer Published November 26, 2022
Share
Christopher Ssebadduka
Christopher Ssebadduka

Obwedda nindirira gwe Nakiganda, ow’omukwano
Lwaaki kale okulwaayo?
Akatebe n’enkateeka wennengerera,
nkulengere gwe bwojja eri mu luguudo
Mmotoka zintamye kukaabya ng’ ombe – buli kaseera, bwekaabamu, mpapa nnyo
Nti oba y’ ereese ekkula?
Ogenda n’eweekunya ng’ova eka – naye Mukwano, lwaki okola olulembe?
Kyokka nsanyuse muli n’enkamala, Ddiya, omulungi gwe webaale kusonga!
Ondaaganya Ddiya n’olwa ggwe
Amaaso nteeka mu kkubo ne ninda
Naye ate mba nga alumwa omusujja
Leero gwe kimanye!…

Mwattu nina akaboozi, kasava, ow’omukwano – jjangu gwe tunyumyeko!
Hmmm!…Kyokka, tolowooza nti nkulimba!

Akafanaanyi kewampa olulala, Ddiya, Omulungi, lwe twali ku mizanyo.
Nnagenda n’enkatwalako mu bakadde,
n’abo mbabuuze kye bagamba ku Mulongo
Taata yayogera aseka nti
“Leero bw’ otoowase ono – nga mmindi ye kuwunza!
Maama yansesa, kuba yanvumamu nti
“Bw’osubwa ono – ng’ofuuse na kigwaagwa!”
Era ne bannumiriza nga nkomawo,
nzijje nkugambe ontwale mu bakadde.
Nyaye gwe mwagalwa – olabye otya?
Nze ekyo kye nyinni ekinkeeta
N’obwedda nkulinze lwa nsonga eyo
Naye nga bwozze kati Mulongo, tutuule, tuteese!

Jira tukende ku mupiira, tudde,ntere nkutwale, odde eka mu bakadde
Naye kulembera ndabe bw’okumba – laba, laba ,
bwe kisitula nyini ebitumbwe!
A’!A’!A’!A’! – Ee, ee!
Mwattu tambula mpola ng’ogenda, nyiga awo – woonyooma lwe luttotto!
Aahaa!
Ate tambula mpola ng’okomawo – laba,laba, bwe kisitula nyini obugato!
Waliwo bakyala banno mwattu, abeewuunya gwe bw’osimbula akakondo!
Eyabumba yayonja omuntu, naye yategana, wamma gwe nga akuwoola![2:45:46].
Jjeradi [Gerald], naawe wangayanga olulala laba ku kyaana, kinnange bwe kikumba!
Amaaso ga Nakiganda gansanyusa
Kuba enjala ne bwennuma – si jiwulira
N’ enyonta ne bwennuma – si juwulira.
Amaaso ga Nakiganda gajivumula
Oooh – kirina emunnye ezikyuuka!
Abakulu olugenda, mwattu ng’obagamba – tulage, tugende!
Ku Ssande [Sunday] eri ejja, lwe lugendo – tewali kitiisa!
Nsigadde wano mwattu nga nkulinda – ebyaffe biggwe!

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

TAGGED: Toffa Sebaduka
Share this Article
Facebook Twitter Whatsapp Whatsapp Telegram Copy Link
Previous Article Akamasu Kankute by Ssebbowa Mugonza Akamasu Kankute – Ssebbowa Mugonza Mp3
Next Article Omuyindi by Grenade Omuyindi by Grenade Official Mp3
Leave a comment

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Top Chart

Liam Voice
Dear Bestie – Liam Voice
Music
Mutima by An Known Prosper
Mutima by An-Known Prosper
Music
Matayo Allan Hendrik
Matayo – Allan Hendrik
Music
An Known
Taata by An-Known – Mp3 Download
Music

Trending

Liam Voice
Dear Bestie – Liam Voice
Music
Mutima by An Known Prosper
Mutima by An-Known Prosper
Music
Matayo Allan Hendrik
Matayo – Allan Hendrik
Music
An Known
Taata by An-Known – Mp3 Download
Music
Kansalewo by Sheebah
Sheebah Karungi – Kansalewo
Music
most followed TikTok content creators 1
The 18 most followed TikTok content creators in Uganda 2023
Blog
Zig Zag Fred Owens
Fred Owens Zigi Zaga Mp3 Download
Music
Zzina Awards 2022
Zzina Awards 2022: See the full winners list
News

Top Lyrics

Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa
Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa
Lyrics
Majje lyrics Azawi ft Fik Fameica
MAJJE Lyrics by Azawi ft. Fik Fameica
Lyrics
TUBATIISA Azawi mp3 image
Azawi – Envision Lyrics
Lyrics
Tujune by Bobi Wine Mp3 Download
Tujune Lyrics by Bobi Wine
Lyrics
Kanzunzu by Fik Fameica
Kanzunzu Lyrics by Fik Fameica
Lyrics
Nkufeelinga Lyrics
Nkufeelinga Lyrics by Ykee Benda ft Chembazz
Lyrics
Ogwo munanansi by Fabie Eraikie
Munanansi lyrics by Fabie Eraikie
Lyrics
Kimuli Kyange Mudra ft Vinka
Kimuli Kyange Remix (Lyrics)-Mudra ft Vinka
Lyrics

You Might Also Like

Christopher Ssebadduka
Oldies

Toffa Sebaduka – Nakaiganda

September 6, 2022
Subscribe to Our Newsletter

Subscribe to our newsletter to get our newest articles instantly!

Follow US

© 2022 Musiclyfer

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us

Removed from reading list

Undo
Welcome Back!

Sign in to your account

Lost your password?