(Musajja Wattu Lyrics by Ak 47 ft. King Saha)

Hayira aaah Hayira wannimba (ayayah!!!)
Nakutimbatimba n’omala ne wefuula
Lemme say
Akay, Akay, King Saha (bano baataama)
Tell dem say we’re top shutter (bano baataama)
Team No sleep is pan dea (baataama)
Ayayahaya (nkugambye baataama)

Both
Musajja wattu, musajja wattu
Oluusi n’okuba (highlander)
Musajja wattu, musajja wattu
Oluusi n’ovuma (highlander)
Musajja wattu, musajja wattu
N’onswaza n’olumya (highlander)
Musajja wattu nga nebwendaajana
Era tokoma (highlander)

Saha
Hayira, Hayira ndayira saagala kukulaba
Hayira ne mu mawulire saagala kukusoma
Hayira, tewamanya akwagala
Hayira wanswaza
Hayira, nze eyewaayo
Buli kimu nkireete mu budde
Hmm ng’awo ekiremye
Nfuba era nkikugambe mu budde
Hayira, nze wuwo Hayira
Tewalinkoze otyo
Gwe Hayira, nze omuddu wa Allah
Tewaalinnimbye otyo
Hayira baŋamba n’amannya wakyusa
Gwe Highlander
Esswaga lyakubamba Hayira wannimba

Both
Musajja wattu, musajja wattu
Oluusi n’okuba (highlander)
Musajja wattu, musajja wattu
Oluusi n’ovuma (highlander)
Musajja wattu, musajja wattu
N’onswaza n’olumya (highlander)
Musajja wattu nga nebwendaajana
Era tokoma (highlander)

Akay
Me say
Wancacayisa nga mmanyi wanflyisa
Samera wafuuka wa nzikiza
Hmmm kifansalira
Nga nafuba nnyo okulaba nga nkisalira (ok)
Ng’atakwagala nange ssimwagala
Hmmm Samera wansomesa
Ab’emikwano bonna bankyawa
Gwe gwenalinawo waŋamba sikusaana
Yiii Samera wakyuka
Ssi bwe wali mu ntandikwa
Ebiwundu byajja ng’otunga
Kati ndi wano sirina abitunga

Both
Musajja wattu, musajja wattu
Oluusi n’okuba (highlander)
Musajja wattu, musajja wattu
Oluusi n’ovuma (highlander)
Musajja wattu, musajja wattu
N’onswaza n’olumya (highlander)
Musajja wattu nga nebwendaajana
Era tokoma (highlander)

Both
Hayira, Hayira my babe
Yeggwe gwe nawaananga daily
Hayira, wali sweet babe
Nga ne w’okoze ebikyamu nkuwaana daily
Hayira aaah Hayira wannimba
Nakutimbatimba n’omala ne wefuula
Hayira (Hayira)
Hayira, gwe Hayira
Hmmm Samera, Samera wannyooma
Wampita emmese wabula wanswaza
Nze wanumya, wanvuma, wankuba
Wampunza Samera, wawa wawa
Mi say, Sami Samera my babe
Yeggwe gwe nawaananga daily
Sami, lwaki nkuyita babe
Nga n’ewammwe mwangoba, babe!

Both
Musajja wattu, musajja wattu
Oluusi n’okuba (highlander)
Musajja wattu, musajja wattu
Oluusi n’ovuma (highlander)
Musajja wattu, musajja wattu
N’onswaza n’olumya (highlander)
Musajja wattu nga nebwendaajana
Era tokoma (highlander)

Oyoya nkaabe?
Oba oyagala ndwale eh

Read Ebbaluwa Lyrics by Ak 47

Share Musajja Wattu Lyrics by Ak 47 ft. King Saha

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.