Musayi by Jackie Chandiru X Grenade

Official
Abo ba killer
Jackie
Shark on the beat

Jackie
Babe ontambuzza nenkoowa
Omukwano guluma nga neetonze, yeah
Gwe nali nsibiddeko essira
Gwe nagamba abasinga
Laba oyongera kuneepena, oh no
Guno omutima gukube ebiso
Oba nkutunule mu maaso?
Manya bwemba nkasi baby gwe lyato

Jackie Chandiru & Grenade
Oyagala kumala kulaba ku musaayi?
Musaayi
Bw’onkambuwalira manya osiga bukyayi
Bukyayi
Oyagala kumala kulaba ku musaayi?
Musaayi
Bw’onkambuwalira manya osiga bukyayi baby
Bukyayi

Grenade
Oli waddala olina class oli wa nnyo
Bano abalala love gye nina tebagisaana
Njagala nkuwe omutima naye ate olumya nnyo
Bano abalala love gye nina tebagisaana
Masannyalaze ndi ssimu yeggwe ancharginga
Nebwekuba kulondawo
Abalina beauty tebalina yeggwe asinga
Hmmm my babe, ooh oh oh
Guno omutima gukube ebiso
Oba nkutunule mu maaso?
Bwemba nkasi manya baby gwe lyato

Jackie Chandiru & Grenade
Oyagala kumala kulaba ku musaayi?
Musaayi
Bw’onkambuwalira manya osiga bukyayi
Bukyayi
Oyagala kumala kulaba ku musaayi?
Musaayi
Bw’onkambuwalira manya osiga bukyayi baby
Bukyayi

Jackie Chandiru & Grenade
Tell me my baby kati ki ekiriwo?
Babe nange tell me ki ekiriwo
Onjagala oba nedda nsale omuliro?
Ooh, tosala muliro
Nsonga za mukwano nze z’ezindya
Aah, eeh yeah
Guno omutima gukube ebiso
Oba nkutunule mu maaso?
Bwemba nkasi manya baby gwe lyato

Jackie Chandiru & Grenade
Oyagala kumala kulaba ku musaayi?
Musaayi (eh yeah)
Bw’onkambuwalira manya osiga bukyayi
Bukyayi (ooh ooh)
Oyagala kumala kulaba ku musaayi?
Musaayi
Bw’onkambuwalira manya osiga bukyayi baby
Bukyayi (bukyayi)

Eeh eh yeah
Jackie eh yeah
Oooh eh
Sakata

Submit lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.