Money by King Saha

(Verse 1)
Omanja ki, nkuwadde omukwano mu kiro
Ononyaki, leero nze natodde ku dipo
Njagala nkulabe, nkulage kubyotanalaba
Nemala nkufuna, kubissa ago amasanyalazze
Kiki kyotanalaba, manyi byotanafuna
Njagala kukulaga kubibala, ndi ninja biki byotanaloza
Kankwagale nze amanyi, ebilara bibyo yegwe amanyi
Nze ndi wuwo yegwe amanyi, kankubisse ebifananyi
Ekilara everytime, i see you love
You make me fall in love
Get your iPhone, take a shoot
Show them what you got

(Chorus)
Oli mulungi kale (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)
Nze njagala nkulabe (ehhhh)
Nze byona mbikole (mbimale)
Mwana gwe okimanyi (ehhhh)
Nze njagala gwe kale (mbimale)
Oli mulungi nyo (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)

Oli mulungi kale (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)
Nze njagala nkulabe (ehhhh)
Nze byona mbikole (mbimale)
Mwana gwe okimanyi (ehhhh)
Nze njagala gwe kale (mbimale)
Oli mulungi nyo (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)

(Verse 2)
Byotanalooza, namala nembiloza
Byotanaweza, namala nembiweza
Byebatakulaga, namala nembilaba ehh
I love you, manyi okimanyi ehh
I need you, eno amanyi mangyi ehh
Njagala mutima, njagala mutima ngende
Nze njagala ngukuwe, njagala ngukuwe ogejje
Owomelera, nzera wanzita dda
Nze buli wontunulira, mpomelera
Mukwano wamenya nffa ela

(Chorus)
Oli mulungi kale (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)
Nze njagala nkulabe (ehhhh)
Nze byona mbikole (mbimale)
Mwana gwe okimanyi (ehhhh)
Nze njagala gwe kale (mbimale)
Oli mulungi nyo (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)

Oli mulungi kale (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)
Nze njagala nkulabe (ehhhh)
Nze byona mbikole (mbimale)
Mwana gwe okimanyi (ehhhh)
Nze njagala gwe kale (mbimale)
Oli mulungi nyo (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)

(Verse 3)
Njagala nkulabe, nkulage kubyotanalaba
Nemala nkufuna, kubissa ago amasanyalazze
Kiki kyotanalaba, manyi byotanafuna
Njagala kukulaga kubibala, ndi ninja biki byotanaloza
Kankwagale nze amanyi, ebilara bibyo yegwe amanyi
Nze ndi wuwo yegwe amanyi, kankubisse ebifananyi
Ekilara everytime, i see you love
You make me fall in love
Get your iPhone, take a shoot
Show them what you gat

(Chorus)
Oli mulungi kale (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)
Nze njagala nkulabe (ehhhh)
Nze byona mbikole (mbimale)
Mwana gwe okimanyi (ehhhh)
Nze njagala gwe kale (mbimale)
Oli mulungi nyo (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)

Oli mulungi kale (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)
Nze njagala nkulabe (ehhhh)
Nze byona mbikole (mbimale)
Mwana gwe okimanyi (ehhhh)
Nze njagala gwe kale (mbimale)
Oli mulungi nyo (ehhhh)
Osana kulya ku money (mbimale)

Submit lyrics

ūüď£ Do you find¬†Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.