Mbikooye Lyrics by Oliqi Ranking ft. Nina Roz

Oliqi Rankings yeah
It’s the Ugandan property
Andre on the beat

Ranking
Gyal onsiibya mu miranga hmm hmm, yiiyi!
Gyal onsiibya mu kukaaba hmmm tontunuulira
One day nze nno ŋamba olinnoonya, hmm yeah
Omutima gwange nga bambi gwo gwafa hmm
Naye nange nkusaba busabi mukwano mbeere naawe
Hmm omutima gwo ompe nze nkuwe ogwange hmm
Obeera ng’onzalawa tofaayo, ng’ate nnumwa hmm
Mwana wa kibanda ono Oliqi obulamu buwunda hmm
Bwoba ng’onjagala gyal nze tonninza

Both
Nze bwoba ng’onjagala boy tonnimba
By’onnimba nze mbikooye eh, hmmm
Ddala mbikooye eh, hmm
Hmm by’okola nze mbikooye, hmm eh yeah
By’onnimba nze mbikooye eh, girl

Nina
You got too much pretty talk with no mula
Ng’ate tuvudde wala osiiba n’abawala
Ah you’re a good player deserves a good player
You di talk too much but boy no wah hala
Oba ndekaamu twogere edda nkuwe akanamba?
Wayogera nnyo n’onjerega oyo fala

Both
Nze bwoba ng’onjagala boy tonnimba
By’onnimba nze mbikooye eh, hmmm
Ddala mbikooye eh, hmm
Hmm by’okola nze mbikooye, hmm eh yeah
By’onnimba nze mbikooye eh, girl

Both
Gyal onsiibya mu miranga hmm hmm, yiiyi!
Gyal onsiibya mu kukaaba hmmm tontunuulira
One day nze nno ŋamba olinnoonya, hmm yeah
Omutima gwange nga bambi gwo gwafa hmm
Oba ndekaamu twogere edda nkuwe akanamba?
Wayogera nnyo n’onjerega oyo fala

Both
Nze bwoba ng’onjagala boy tonnimba
By’onnimba nze mbikooye eh, hmmm
Ddala mbikooye eh, hmm
Hmm by’okola nze mbikooye, hmm eh yeah
By’onnimba nze mbikooye eh, girl

Read Nipe Love Lyrics by Bruno K ft. Nina Roz

Share Mbikooye Lyrics by Oliqi Ranking ft. Nina Roz

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *