Sho
You shoot the arrow baby straight to the heart
Ogenda n’ontunuulira nze ne nsabbalala
And slowly I might be falling in love
I will never ever take you for granted
Tuba babiri nno eyo gy’okeesereza
You whine it on the beat olwo ne nekomberera
Onoonya camera ng’ate nze agirina
Olwaleero nina okukulaba

Nze buli kye nina kikyo babe
Omukwano gwe nina gugwo babe
Nze buli kye nina kikyo babe
Ma babe pretty pretty like a rose flower
Nze buli kye nina kikyo babe
Omukwano gwe nina gugwo babe

Nze buli kye nina kikyo babe
Ma babe pretty pretty like a rose flower
Baby malamu
Malamu
Malamu bakwongere endala
Ma Baby malamu
Malamu
Malamu bakwongere endala

Omulungi bwe biba nga binyuma
Bwe biba binyuma tusaananga ne tubiddamu
Ka cinema bwe kaba nga kanyuma
Akaba kanyuma tusaananga ne tukaddamu
Omutima gwange, obanga ogwagala gutwale
Bwoba nga ogwagala gutwale
Obulamu bwange, bwoba ng’obwagala butwale
Bwoba ng’obwagala butwale

Nze buli kye nina kikyo babe
Omukwano gwe nina gugwo babe
Nze buli kye nina kikyo babe
Ma babe pretty pretty like a rose flower
Nze buli kye nina kikyo babe
Omukwano gwe nina gugwo babe
Nze buli kye nina kikyo babe
Ma babe pretty pretty like a rose flower

Oluggi lw’omutima gwange waggulira ku ppata
Abalijja ekikeerezi balitusanga ku mbaga
Ojjanga ne nkusiigira omugaati gwa butter
Ka chai ka mudalasiini mu kikopo kya ggama
Bino sure, wamma baby totya
Onywezanga ky’okutte w’okutte tota
Gwe waddira omuzannyo n’ogugaziya
Wawanika eri gye batatuuka

Nze buli kye nina kikyo babe
Omukwano gwe nina gugwo babe
Nze buli kye nina kikyo babe
Ma babe pretty pretty like a rose flower
Nze buli kye nina kikyo babe
Omukwano gwe nina gugwo babe
Nze buli kye nina kikyo babe
Ma babe pretty pretty like a rose flower

Baby malamu
Malamu Eddie Dee
Malamu bakwongere endala
Ma Baby malamu Red Pro
Malamu
Malamu bakwongere endala
A Karma Ivien

Share: Malamu lyrics by Pallaso

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.