There’s nothing as powerful
As a mother’s prayer
Weebale nnyo maama wange

Nkwagala nnyo
Ykee Benda
Ye maama wange eeh
Ykee Benda
Maama wange eeh

Maama
Maama wange
Maama
Maama
Maama wange
Essaala ekola
Ennaku ekoma maama
Essaala ekola
Nti nange nfuna maama
Yeah yeah yeah

Maama, watya nnyo
Nga nyingidde ebidongo
Maama, wakaaba n’onsabira
Nve ku bidongo
Bwe nagaana
Tewakoowa wawanika mikono
N’omusaba, ankuume
N’omusaba, angabirire
N’omusaba, annanze
Amawanga gammanye
Maama njagala nkuwe obujulizi
Essaala eyo, maama tekikyali kifaananyi
Ekirooto ekyo, kati maama laba maama
Nkwata dollar nange
Maama laba maama
Bayimba linnya lyange
Maama my maama
Nkuwe kaki maama?

Maama munnange nsanze abakinjaaji
Gye ntambulira eyo
Maama munnange ndabye amaanyi
G’essaala yo eyo
Maama munnange
Sigala ku maviivi go
Gwe buli lw’ofukamira
Nsituka maama
Abalabe bye bategeka
Bingi bye simanya
Oyo Mungu n’akuwulira
Nange bwentyo ne nsimattuka yeah
Nsaba onsonyiwe
Nsaba onsonyiwe nze sakkirizanga
Bye wasabanga
Ne mu Bayibuli bye watusomeranga
Nsaba onsonyiwe, sonyiwa
I was a kid my maama
Naye kati ndaba
Awatali ssaala nze mbula, maama
Era kati ndaba
Awatali ssaala nze yala, zinzita

Nsaba onsonyiwe
Nsaba onsonyiwe nze sakkirizanga
Bye wasabanga
Ne mu Bayibuli bye watusomeranga
Nsaba onsonyiwe, sonyiwa
I was a kid my maama
Naye kati ndaba
Awatali ssaala nze mbula, maama
Era kati ndaba
Awatali ssaala nze yala, zinzita
Maama njagala nkuwe obujulizi
Essaala eyo, maama tekikyali kifaananyi
Ekirooto ekyo, kati maama laba maama
Nkwata dollar nange
Maama laba maama
Bayimba linnya lyange
Maama my maama
Nkuwe kaki maama?

Maama maama
Weebale maama wange
Maama eh eh eh
I love you maama

See Also:
Maama Wange Lyrics by Ykee Benda
Amina Lyrics by Ykee Benda

Share: Maama Wange Lyrics by Ykee Benda

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.