Maama Bulamu Lyrics by John Blaq

Maama Bulamu Lyrics by John Blaq

A John Blaq Bwoy Bwoy
Mr. Aya Baasi
Your Bwoy
Warn you

When love for me never sabotage it
We are too tight like a Dube Concert
Omukwano gwaffe gwa bbeeyi ssi layisi
Tegulifa mangu ssi mata mabissi
Omukwano gw’olina mufirika
Guno tegutera kulabika
Gwe wakimala nawanika
Byonna nabitala nayalika
Anyway, inna your love I confine
Bwe kuba kubuuza you consult
Totya bigambo tebikomya life
Oli feeder ssi parasite

Maama Bulamu
Mu nsi muno oli omu
Tewali kibulamu
Gwe nkigamba oli omu
Kabiriiti
Maama Bulamu
Mu nsi muno oli omu
Kabiriiti
Tewali kibulamu
Gwe nkigamba oli omu
Kabiriiti
Oli omu ati

My lady
African butterfly sailing
Ffe tuli ku mmeeri
Bwe tuva wano ku woteeri
Olina ennyonta can I give you water?
My queen yenze Kabaka
Bwe mba ngwa singa ombaka
Mu kifuba kyo ne neebaka
N’onnyumiza ku love story, love story
Nga tuli babiri in my bed babe
N’onnyumiza ku love story, love story
Favorite bed time story babe
Anyway, inna your love I confine
Bwe kuba kubuuza you consult
Totya bigambo tebikomya life
Oli feeder ssi parasite

Ku lulwo babi bali balifa ndaaza, balidaaga
Ku lulwo n’ebigambo byange ndibisengejja
Wulirizanga, ne bwendiba nga nnyomba
Sirikozesa biri ebigambo ebitunga
Ne bwendiba nga nnwana
Sirikukubisa gyiri emiggo egikaabya
Anyway, inna your love I confine
Bwe kuba kubuuza you consult
Totya bigambo tebikomya life
Oli feeder ssi parasite

Read Ebintu Byo Lyrics Ykee Benda ft. John Blaq

Share Maama Bulamu Lyrics by John Blaq

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *