Love Ne nsimbi wM2uWPw29jI 140 mp3 imageLove Ne nsimbi wM2uWPw29jI 140 mp3 image

Read Love ne Nsimbi Lyrics by Chozen Blood ft. Zex Bilangilangi.

Love love
Oteekako gwe n’akasente
Bibeera binyuma
Oh my God, Bomba made my beat
Bibeera binyuma
Bibeera binyuma, eh eh!

Chozen
Baby biteeke mu mateeka
Nze mbikkaako akasuuka
Ndaba bingi ebikyuka
Obulwadde obusooka
Togezanga n’okyuka
Ndaba bingi ebikyuka aah
Don’t you act like you don’t know
Anything that you don’t know
When you give up, I give up on love
Don’t you act like you don’t know
Anything that you don’t know
When you give up, I give up on love

(Chozen Blood & Zex Bilangilangi)
Love n’ensimbi (eh)
Ndeese, love n’ensimbi (k’olabe)
Kye nkubuulira
Omukwano gw’ekibboosi gunyuma
(Wabula gunyuma)
Love n’ensimbi (hmmm)
Ndeese, love n’ensimbi (aah ah)
Kye nkubuulira
Omukwano gw’ekibboosi gunyuma
(Wabula gunyuma)

Zex
Nze owange nasazeewo muwa akasuuti (eeh)
Naye n’angulira akasaati
Love erimu akaja gwe ogyawula eno
Continental continental
Am gonna treat you like a queen
Tell me you’ll treat me like a king oh
Ku local scene and oversea
Ffe tuve ku bateesi twejjewo
Laba akalabo ke ndeese ka nkata
Naye nze mwattu njagala omanye ommenya ppata
Kubanga ebintu byo guba mugaati gwa butter
Walaayi mwattu nze kati nkutuula mu nkata
Baby mwattu baby nyoola nyoola, nyoola

(Chozen Blood & Zex Bilangilangi)
Love n’ensimbi
Ndeese love n’ensimbi
Kye nkubuulira
Omukwano gw’ekibboosi gunyuma
(Wabula gunyuma)
Love n’ensimbi (eeh)
Ndeese love n’ensimbi
Kye nkubuulira
Omukwano gw’ekibboosi gunyuma
(Wabula gunyuma)

(Chozen Blood & Zex Bilangilangi)
Eh eeh eh eeh
Love, love (sho)
Oteekako gwe n’akasente (olabe)
Bibeera binyuma
Bibeera binyuma (are you ready?)
Bibeera binyuma (Bomba)
Bibeera binyuma
Tell di gyal
Ah sey, whine fi daddy
Then I spend my money
Baby whine for daddy
Them I’mma spend my money
Ŋambye whine for daddy
I’ll spend my money
Whine for daddy
Whine for daddy
Don’t you act like you don’t know (eeh)
Anything that you don’t know
Baby give up, I give up on love
Love n’akasimbi by’ebijinji

(Chozen Blood & Zex Bilangilangi)
Love n’ensimbi (eeh)
Ndeese love n’ensimbi (Chozen Blood)
Kye nkubuulira
Omukwano gw’ekibboosi gunyuma
(Zex Bilangilangi, nagikubye ne Bomba)
Love n’ensimbi (Bomba)
Ndeese love n’ensimbi (eno ng’ebomba?)
Kye nkubuulira
Omukwano gw’ekibboosi gunyuma
(Talk to dem Chozen)

Zex Bilangi wo
Asakase eno ne Chozen Blood wo, eh
Bomba bomba
Bomba bomba
Sound Change

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.