Letter lyrics by Yaled

Read Letter lyrics by Yaled

[Verse 1]
Mpandiiseyo kano ka letter
kali mululimi Luganda
Mulimu obugambo obuwooma(yeh yeh)
Nali nakwagala dda okuva edda
Ssakugamba nga netya
Kati kenkufunye nze silinda(beibe)
Love gyennina nasikira ya Jajja
Nkakasa tolijula nedda
Mmanyi nokuwoomya ebikaawa(Yeh yeh)

[Interlude]
Jangu nfuuke ssebo (Uh la la la)
Tugobe nempewo (Uh la la la)
Love nkyalina natural (Uh la la la)
Nyingi eri ku ntobo (Uh la la la)
Kwegamba wawonye abo ba Tito (Uh la la la)
Batona bi kedo (Uh la la la)
Wepimire eno oli ku dippo (Uh la la la)
Jira twaala muntu wo (Uh la la la)

Read Kabisi Ka Ndagala Lyrics by David Lutalo

[Chorus]
Mukwano omwenya ng’olumumya
wawonye esunsa (eh eeh) nebukatunkuma
Abalala mukirire ffe twambuka
mwe musakaanye (oh oh) ffe tuwoomesa ddiba
Nze siri obwo bu mwaanyi zabala
wawonye esunsa (nedda) nebukatunkuma
Te te temunenya nze nebwenanagira
mwe musakaanye (yono) ffe tuwoomesa ddiba

[Verse 2]
Najja n’omuliro gwaali gwaaka
nongobesa ebisweeta
Naye nenguma nti kiriba edda
Yeh yeh
Abaali bakugamba mbu ndi casanova
Yali propaganda
Byonna byebaakumba byaali byabulimba
Yeh yeh
Nawonye obuwala obutunula ng’obwaafa
butokota nga generator
Buzungazunga nyo ku basawo abaganda (oh ooh)

[Interlude]
Tirikubona nti oli mukaire (Uh la la la)
Paka ng’onzinze mu mugaire (Uh la la la)
Ndija kuwanga omuddenene (Uh la la la)
Onsikirenga kumpengere (Uh la la la)
Oyenda kunywa ki omusongole (Uh la la la)
Saba kyoyenda nkuletere (Uh la la la)
Bale babone bali kubiffene (Uh la la la)
Gula ne kereta mbabongole (Uh la la la)

[Verse 3]
Mukwano omwenya ng’olumumya
wawonye esunsa (eh eeh) nebukatunkuma
Abalala mukirire ffe twambuka
mwe musakaanye (oh oh) ffe tuwoomesa ddiba
Nze siri obwo bu mwaanyi zabala
wawonye esunsa (nedda) nebukatunkuma
Te te temunenya nze nebwenanagira
mwe musakaanye (yono) ffe tuwoomesa ddiba


Yaled(wuh wah)
Eh
Ono samusanga ku kubbo (auhmm)
Kyova olaba nga wankizzo (auhmm)
Nabaali bamwagala njolo( auhmm)
Nze bwenajja nebekuba endobo (auhmm)
Laba yenna taliiko na nziro (auhmm)
Tebamufuyisa mpewo (auhmm)
Ngamba kyotalina nze muntu wo (auhmm)
Sisiba nkwaata bukwaasi munsawo (auhmm)

[Outro]
Nze nnina okusuutanga
Ntekemu akajjanjanja
Abaali baduma nabakuba engwaala
Badduka nakiwalazima njabala
Nfunye omuntu wange

[Chorus]
Mukwano omwenya ng’olumumya
wawonye esunsa (eh eeh) nebukatunkuma
Abalala mukirire ffe twambuka
mwe musakaanye (oh oh) ffe tuwoomesa ddiba
Nze siri obwo bu mwaanyi zabala
wawonye esunsa (nedda) nebukatunkuma
Te te temunenya nze nebwenanagira
mwe musakaanye (yono) ffe tuwoomesa ddiba

[Chorus]
Mukwano omwenya ng’olumumya
wawonye esunsa (eh eeh) nebukatunkuma
Abalala mukirire ffe twambuka
mwe musakaanye (oh oh) ffe tuwoomesa ddiba
Nze siri obwo bu mwaanyi zabala
wawonye esunsa (nedda) nebukatunkuma
Te te temunenya nze nebwenanagira
mwe musakaanye (yono) ffe tuwoomesa ddiba

Share: Letter lyrics by Yaled

Read more:

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *