Leticia Lyrics – Elly Wamala
Nkuwe amasu agakyayokya
Ekya Leticia ajja nkunkyalira
Kwenkundaba nga mpalabala nti
Nva kugula byasava
Eeh kano kolaba mwenyamwena
Sanyu lyasuubi lya mugenyi
Tasobola nkunjiwa kikafuuwe
Tabimanyi ebyo ebikiyaaye
Bwalaganya okujja ddala
Aba agenda kujja bwaba takiyiinze
Akugaamba oba offa n’otera ofiilawo
Nkuwe amasu agakyayokya
Ekya Leticia ajja nkunkyalira
Kwenkundaba nga mpalabala nti
Nva kugula byasava
Eeh kano kolaba mwenyamwena
Sanyu lyasuubi lya mugenyi
Tasobola nkunjiwa kikafuuwe
Tabimanyi ebyo ebikiyaaye
Bwalaganya okujja ddala
Aba agenda kujja bwaba takiyiinze
Akugaamba oba offa n’otera ofiilawo
Ekyo ekyinkulungutanya omyoyo
Neguntawaanya olwokuba omuntu
Gwesubira okujja okundaba
Mwana wabantu mwana waboobo
Okunjagala aninyisa ddala
Era okujja okundaba mbera nga
Awaangude akalulu
Nguzze ebinyebwa no butiko
Kyemanyi Leticia ajja kubyagala
Enkoko biwanyama tabyagala atera kwagala birara
Kyenvudde muyiyizza akatiko
Akatiko nga kabaala
Nandyagadde Bambi muyiyizze kyanalya neyenuguuna wadde
Ngawakusiiba okusula yeremwe
Ooh, kyokka wesanga ngano awomeddwa nyo nabuyuwa
Sacramento Lyrics β Elly Wamala
Ekyo kyekinkulungutanya omyoyo
Neguntawaanya olwokuba omuntu
Gwesubira okujja okundaba
Mwana wabantu mwana waboobo
Okunjagala aninyisa ddala
Era okujja okundaba mbera nga
Awaangude akalulu
Bwenakyalako ewuwe e’Mengo
Yanzisa maama musa mwesiibanga
Gwekale omuuntu atamulagaanya
Nageenda anegyagira
Yasooka mere nenjijiina bwamala
Emeeza neddugala
Kwaliko walagi nemutya bwendi mwami
Mwangu kuwuunga nensonga muka sweet Martin
———-
Aliko ekibi tanywa mwenge
Wabula ensoonga y’etegerekeka
Bweyanywangako nganawula ntalo
Ayagala kulwana nabantu
Olwo omuntu eyamwagalaanga
Yatandika kumwewalaanga naweebwa amagezzi abamulumirwa
nasiba enyama neyevaamu
Wadde nga okuwooma omweenge gumuwomera kyokka nasalawo
Bawukane sikabuwoomi.
Kyekyo ekyinkulungutanya omyoyo
Neguntawaanya olwokuba omuuntu
Gwesubira okujja okundaba
Mwana wabantu mwana wabwobwe
Okunjagala aninyisa ddala
Era okujja okundaba mbera nga
Awaangude akalulu
Ekyo ekyinkulungutanya omyoyo
Neguntawaanya olwokuba omuuntu
Gwesubira okujja okundaba
Mwana wabantu mwana wabwobwe
Okunjagala aninyisa ddala
Era okujja okundaba mbera nga
Awaangude akalulu
Hottest lyrics right now!!
- Singa Lyrics by John Blaq & Lydia Jazmine
- Ebiseera Ebyo Lyrics β King Saha
- Maama Lyrics β Judith Babirye
- I do lyrics by Jose Chameleone
- Elijah Kitaka – Ndi Wuwo Lyrics
π£ Do you findΒ Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.