Vamos 256 – Konkona Lyrics
Nkukonkona Nkukonkona
Nkukonkona nkulabeko ngende
Nzuno kabalagala gonja
Nzuno akwagala okufa baibe
Nzize osangulanga amaziga gewakabanga
Nzize okwerabizanga enaku birungi byenina
Nsula nefunyafunya omutima gumanja
Akasera katuuse omutima gususiza obusungu
Simanyi kyewankola
Ninga nga zolozolo
Nsasawo nkukokona nzije gyobera nkukone
Owomukwano gwe nindako
Love ndese kachumbali
Jiko chai na chindaazi
Am your soldier your askari aha
Nkukonkona Nkukonkona
Nkukonkona nkulabeko ngende
Nzuno kabalagala gonja
Nzuno akwagala okufa baibe
Nzize nga nkunonya nkuwenja manye awatuufu gyewekweka
Obubaka mbusindika gyoli obulabe kituufu tewegana
Omutima gufunye ebiwundu because of you onegana
Please baby tonegana bwogana ntuuse okwekyanga
Wabula leero oba nzije
Njagala manye nti oba sure
Kuluno okutya nkukoye
Olwaleero nkukokona
Owomukwano gwe nindako
Love ndese kachumbali
Jiko chai na chindaazi
Am your soldier your askari aha
Nkukonkona Nkukonkona
Nkukonkona nkulabeko ngende
Nzuno kabalagala gonja
Nzuno akwagala okufa baibe
Ogonda nga kalira komwana
Onsudde mumukwano kibanda
Onfumbira kachai nzija nenywa nzija nenywa nzija nenywa
Ogonda nga kalira komwana
Onsudde mumukwano kibanda
Onfumbira kachai nzija nenywa nzija nenywa nzija nenywa
Nkukonkona (NKukonkona)
Nkukonkona nkulabeko ngende
Nzuno kabalagala gonja
Nzuno akwagala okufa baibe
Eno love baibe nsuffu nsabula nkukonkona
Nkukonkona
Nkukonkona (nkukonkona)
Nkukonkona nkulabeko ngende
Eno love nsuffu baibe nsabula gwe
Nkukonkona (nkukonkona)
Nkukonkona nkulabeko ngende
Eno love baibe nsuffu nsabula nkukonkona
Nkukonkona (nkukonkona)
Eno love baibe nsuffu nsabula
Nkukonkona (nkukonkona)
Nkukonkona nkulabeko ngende
Nzuno kabalagala gonja
Nzuno akwagala okufa baibe.
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.