Zakayo by King SahaZakayo by King Saha
Zakayo Lyrics by King Saha

Nessim Pan Production
Sebbo omuwooza wakatale nkyakubanja nebisale
Ofaki okweyita omutume gwe buli omu omufukire omulabe shaa
Oyagala kuyomba kuyomba ebibyo byakuyomba sebbo
Oyagala kulwana obula nakulwana nakatonda sebbo
Gwe ofaki ofaki alipira eggaali
Gwe ofaki ofaki ofaki atava kubaana babandi
Gwe vva kubaana babandi kirikusula muggaali
Abo abaana babandi baveko nabo balinamu amanyi

Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)
Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)

Omululu omululu omululu
Omululu ogwo ogwobukulu
Ogwo ogutuyisa abasiru
Kankole okube neme okubera nga abo
Asaba ekiro nadayo era uncle
Kankole okube neme okubera nga abo
Asaba ekiro nadayo era uncle

Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)
Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)

Zakayo omuwooza wakatale (owakatale)
Lwaki wefuzze akatale (owakatale)
Buli kintu okola nga bwosanze (owakatale)
Bangamba wawasa kulwe Mbale (owakatale)
Zakayo omuwooza wakatale (owakatale)
Lwaki wefuzze akatale (owakatale)

Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)
Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)

Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)
Wewale empalana (zakayo)
Bino byansi byakuleka (zakayo)
Bus bwekuleka (zakayo)
Olisika omuguwa (zakayo)

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.