Kikola Lyrics by Brian Weiyz

Eh yeah, problem
Another Zuli Tums problem
Na na, problem
Another Brian Weiyz problem
Andy Events

Nga tonnaba kukita ki tryinge
Kikola
Era nakyo kirinze oki surprisinge
Kikola
Nga tonnagaana gwe ki revisinge
Kikola
Stop the no no give me yes yes yes
Yeah yeah yeah aah

Kikola?
Oba kiba tekikola? Yeah
Nze ŋamba kikola
Kuba ne ba Gashumba baakakikola, uuh
Kikola
Oba kiba tekikola? Yeah
Nze ŋamba kikola
Ne ba Desire wano baakakikola

Nkimanyi mubitya nnyo
Naye mubisuula nnyo
Mulina ebisumuluzo
Let’s open dem padlocks
Do di action and don’t talk
Gwe, ggyawo omuzannyo
Oli ku wine oba ki Coke
Kikole ne energy ekira eya Kabakko
Kati babe relax your mind tosumbuwa ah
Ntereeza bwe mba ntagala
Nze nkusomesa bintu bwe babyanguya
Nze saagala kumbowa
Gwe, relax tosumbuwa
Ntereeza bwe mba ntagala
Nze nkusomesa bintu bwe babyanguya
Nze saagala saawulidde

Kikola?
Oba kiba tekikola? Yeah
Nze ŋamba kikola
Kuba ne ba Gashumba baakakikola, uuh
Kikola aah ah
Oba kiba tekikola? eh
Nze ŋamba kikola
Ffe tube bagumu amaja ago tegatwawula

Gezaako essimu bwetabaako
Funa akapapula ne pen bwekabaawo
Tofa ku ba people abo
Bantu ba ttima abo
Gw’omanyi ky’olifunamu bwe muvaawo
Oyagala ate okusaba ennamba
Omale kwetegeka naye lwaki muswaza?
Manya amaaso mangi act first leka kweremesa
Odde mu kutaawa
Bano ba nkwanambi, nkwanambi oddangayo
Binyeebwa, mberenge gwe olumangako
Weemagaza nkusangangawo
Ngye nkukumeko omuliro gwotalabangako
Kati babe relax your mind tosumbuwa ah
Ntereeza bwe mba ntagala
Nze nkusomesa bintu bwe babyanguya
Nze saagala kumbowa

Nga tonnaba kukita ki tryinge
Kikola
Era nakyo kirinze oki surprisinge
Kikola
Nga tonnagaana gwe ki revisinge
Kikola
Stop the no no give me yes yes yes
Yeah yeah yeah aah ah

Kikola?
Oba kiba tekikola? Yeah
Nze ŋamba kikola
Afrigo Band yakikola, uuh yeah
Kikola ah
Oba kiba tekikola? eeh
Nze ŋamba kikola
Ffe tube bagumu amaja ago tegatwawula

Yeah, problem
Another Zuli Tums problem
Na na na, problem
Another Brian Weiyz problem
Zuli Tums Beats

Eh, kikola?
Oba kiba tekikola?
Hmmm nze ŋamba kikola
Spice Diana yaakakikola
Uuh kikola?
Oba kiba tekikola?
Eeh, nze ŋamba kikola
Bobi Wine yaakakikola
Uuh kikola?
Oba kiba tekikola?
Eeh, nze ŋamba kikola
Andy Events yakikola
Tubattula!!!

Share: Kikola Lyrics – Brian Weiyz

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *