Oyi oyi kid dee
Nzinemu oba mbileke, oyii

Mummy wee eh, (Wangi daddy wee, eh)
Byenjogera nimba sente zawedewo, oh (Kale daddy wee)

Gwe nakamunye nakamunye
Ngoberera ndi nte vunya
Tewefula amanja
Fena tujooga sawa tulimu munana (Eeh)

Gwe nakamunye nakamunye
Ngoberera ndi nte vunya
Tewefula amanja
Fena tujooga sawa tulimu munana (Eeh)

Kandabe asumbuwa
Kandabe ampoleza abaana
Nga nsipendanga mu baala
Kozi ko, ngagwe totya swala (Liii)

Sente nina, njagala mukazi gwe nzina naye
Nange amazina ninawo
Oyagala ngazine,gula ku beer nenywere.

Sente nina, njagala mukazi gwe nzina naye
Nange amazina ninawo
Oyagala ngazine,gula ku beer nenywere.

Kulaba kono to ndyo
Ogenda mukiyigo buba bukodyo
Leka ensawa yo
Gwe yekusa tonto
Ate newekama tonto
Sili toto, topita zonto
Gwe leka zzina tunyumirwe endongo
A pretty girl musumbuyi, nagezzako
Yeyita mumpambanyi
Bwayongerako tabimanyi
Mbu asula mu kikiri
Mbu obulili yabuleka baali
Yamaweee, Yamaaa

Sente nina, njagala mukazi gwe nzina naye
Nange amazina ninawo
Oyagala ngazine,gula ku beer nenywere

Sente nina (eeh), njagala mukazi gwe nzina naye
Nange amazina ninawo
Oyagala ngazine,gula ku beer nenywere

Mummy wee eh, (Wangi daddy wee, eh)
Byenjogera nimba sente zawedewo, oh (Kale daddy wee)
Kulaba kono to ndyo
Ogenda mukiyigo buba bukodyo
Leka ensawa yo
Gwe yekusa tonto
Ate newekama tonto
Gwe nakamunye nakamunye
Ngoberera ndi nte vunya
Tewefula amanja
Fena tujooga sawa zilimu munana
Gwe nakamunye nakamunye
Ngoberera ndi nte vunya
Tewefula amanja (Ayi)
Fena tujooga sawa tulimu munana

Sente nina, njagala mukazi gwe nzina naye
Nange amazina ninawo
Oyagala ngazine,gula ku beer nenywere

Sente nina (eeh), njagala mukazi gwe nzina naye
Nange amazina ninawo
Oyagala ngazine,gula ku beer nenywere
Gwe nakamunye nakamunye
Ngoberera ndi nte vunya
Tewefula amanja
Fena tujooga sawa tulimu munana

More from us

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.