Kiba Kibi Lyrics – Chagga
Kiba kibi eeh eh
Kiba kibi okuleka munno obw’omu
Kiba kibi eeh eh
Akwagala oteranga n’ojjayo olw’olumu
Oyitangayo olw’olumu gwe
Kiba kibi okuleka munno obw’omu
Kiba kibi eeh eh
Akwagala oteranga n’ojjayo olw’olumu
Oyitangayo olw’olumu gwe
Ani aŋŋenderayo e Kigali?
Amugambe ndi eno nninze
Waliyo abammalamu amagezi
Baŋŋamba gye yagenda tadde
Laba ate lwe mmusuubira okujja ate naatajja
Kirabika yafunayo omulala amuwembejja ooh
Oh oh ninze
Ninze omulungi tadda
Oh oh ninze
Ninze amundabira amuzze
Oh oh ninze
Ninze omulungi tadda
Oh oh ninze
Ninze buli kimu nkizize
Waliwo lwe mba ng’omusiru
Ne mpaala okukira omulalu
Ng’olwo ekimmalamu ekikulu
Mu mukwano ninamu omululu
Munoonyezza bampise omulalu
Anterese anfudde amawolu ooh oh
Kiba kibi eeh eh
Read Good vibes Lyrics – Mun G
Kiba kibi okuleka munno obw’omu
Kiba kibi eeh eh
Akwagala oteranga n’ojjayo olw’olumu
Oyitangayo olw’olumu gwe
Kiba kibi okuleka munno obw’omu
Kiba kibi eeh eh
Akwagala oteranga n’ojjayo olw’olumu
Oyitangayo olw’olumu gwe
Oh oh ninze
Ninze omulungi tadda
Oh oh ninze
Ninze amundabira amuzze
Oh oh ninze (oooh oh)
Ninze omulungi tadda (ooh)
Oh oh ninze
Ninze buli kimu nkizize
Nnoonya ntaayizza makubo
Amulaba ndimuwa ekirabo
Bangi bambunyisa emiwabo
Twamulabye eno neetala makubo
Mbuuza namukola ki ddala ekimwerabiza?
Amulaba amuŋambire nti nga munoonyezza oh oh!
Kiba kibi okuleka munno obw’omu
Kiba kibi eeh eh
Akwagala oteranga n’ojjayo olw’olumu
Oyitangayo olw’olumu gwe
Kiba kibi okuleka munno obw’omu
Kiba kibi eeh eh
Akwagala oteranga n’ojjayo olw’olumu
Oyitangayo olw’olumu gwe
Oh oh ninze (ninze gwe maama)
Ninze omulungi tadda (oooh)
Oh oh ninze (ninze)
Ninze amundabira amuzze (muzze eno bambi)
Oh oh ninze (oooh oh)
Ninze omulungi tadda (ooh)
Oh oh ninze (ninze, ninze)
Ninze buli kimu nkizize (ninze ninze omulungi)
Nziramu nanga oli eyabula
Nakizuula yekka gwe mmatira
Ne bwaba yasenga eri emitala
Ngya kutuuka waakiri okubula
Oyo y’eyannemesa abawala
Munoonyezza ntandise okutala
Maama nnyabo nze
Kiba kibi okuleka munno obw’omu
Kiba kibi eeh eh
Akwagala oteranga n’ojjayo olw’olumu
Oyitangayo olw’olumu gwe
Kiba kibi okuleka munno obw’omu
Kiba kibi eeh eh
Akwagala oteranga n’ojjayo olw’olumu
Oyitangayo olw’olumu gwe
Walaala maama nnyabo
Nga love enzita
Wandeka nga numwa
Komawo eno ompe ku ssanyu
Ma maama nnyabo
Nga love enzita
Wandeka nga numwa
Komawo eno ompe ku ssanyu
Walaala maama nnyabo
Nga love enzita
Wandeka nga numwa
Komawo eno ompe ku ssanyu
Ma maama nnyabo
Nga love enzita
Wandeka nga numwa
Komawo eno ompe ku ssanyu
Kiba kibi okuleka munno obw’omu
Kiba kibi eeh eh
Akwagala oteranga n’ojjayo olw’olumu
Oyitangayo olw’olumu gwe
Kiba kibi okuleka munno obw’omu
Kiba kibi eeh eh
Akwagala oteranga n’ojjayo olw’olumu
Oyitangayo olw’olumu gwe
Hottest lyrics right now!!
- Element EleéeH – FOU DE TOi Lyrics ft. Ross Kana & Bruce Melodie
- Binene Lyrics – Gabbie Ntaate
- Tuli Bulungi Lyrics – Clever J
- Okwepicha Lyrics – Gravity Omutujju
- Singa Lyrics by John Blaq & Lydia Jazmine
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.