Katonda by Pallaso mp3 downloadKatonda by Pallaso mp3 download

Read Katonda Lyrics by Pallaso

Check Out: Katonda by Pallaso mp3 download

Intro
A cobra cobra cobra beats yeah

Chorus
Gwe katonda
Amanyi nobuyinza katonda
Gwe katonda amagezi nobulamu katonda
Gwe katonda
Amanyi nobuyinza katonda
Gwe katonda amagezi nobulamu katonda

Verse 1
Ndabye bingi mu makubo jempise
Nfiridwa bingi bingi byenfunye
Singa zino chepen, nandi bade wamajje
Nandibade General ku byensimatuse
Masasi gakubwa netu gwa cover
Tuyuse mu busosoze nsonga za colour
Tupanze bingi nebatulemesa
Naye tabamanyi nti gwe mukama osobola
Osobola osobola osobola
Okunteka woyagala osobola
Nkimanyi osobola osobola osobola
Okumpanika osobola
Oli mukama osobola osobola
Amazi nenganywa nga bwenjagala
Nkimanyi osobola osobola osobola
Okumpa emirembe

Chorus
Gwe katonda
Amanyi nobuyinza katonda
Gwe katonda amagezi nobulamu katonda
Gwe katonda
Amanyi nobuyinza katonda
Gwe katonda amagezi nobulamu katonda

Verse 2
Tusaba nebisenge nebimogoka
Watuwa amalobozi getuba tuyimbisa
Labayo tuyimba nensozi nezi fekamila
Lyrics zembawa, bebuza azisengeka
Mbu akatabo ka mugenzi Radio yakaleka
Nebabitambuza nti Weasel yakanguza
Masasi gakubwa netu gwa cover
Tuyuse mu busosoze nsonga za colour
Tupanze bingi nebatulemesa
Naye tabamanyi nti gwe mukama osobola
Osobola osobola osobola
Okunteka woyagala osobola
Nkimanyi osobola osobola osobola
Okumpanika osobola
Oli mukama osobola osobola
Amazi nenganywa nga nzejenjagala
Nkimanyi osobola osobola osobola
Okumpa emirembe

Chorus
Gwe katonda
Amanyi nobuyinza katonda
Gwe katonda amagezi nobulamu katonda
Gwe katonda
Amanyi nobuyinza katonda
Gwe katonda amagezi nobulamu katonda

Ontro
Tasaba ebisenge nebimogoka
Watuwa amalobozi getuba tuyimbisa labayo

Hottest lyrics right now!!

ūüď£ Do you find¬†Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.