• Write For Us
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Advertise with Us
  • Tips
Sunday, July 3, 2022
  • Login
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech
No Result
View All Result
No Result
View All Result
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech
Musiclyfer
No Result
View All Result

Kati Onoba Lyrics by Eddy Yawe

lyfer by lyfer
8 months ago
in Lyrics
Reading Time: 2 mins read
0
Eddy Yawe

Eddy Yawe

Eh mukwano gira otuule naawe
Awuuu uh, awuuu
Awuuu uh, oh yeah
Eby’ogenda bireke
Awuuu uh, awuuu
Awuuu uh, oh yeah

You’re leaving home
You’re leaving home
‘Cause I didn’t call you back
Many things are running in my mind, why? (why?)
Should I go, looking empty? (babe why?)
Should I go, running after you?
Kati onoba, kuba essimu yo saagikutte
Amazima ogenda, kuba bwe wambiipinze saakubye
Mbeere awo nga nkaaba
Nkole ntya ye bw’oba ng’ondeseewo?

And Also

Salawano – Mudra D Viral (Download Music MP3)

Nakudata Lyrics – Radio & Weasel ft. OS Ssuuna

Kye nkusaba maama owulire
Gwe bw’oba onyiize osonyiwe
Eyo gy’ogenda teriiyo malayika
Mukwano okimanyi nti naawe onsobya
N’onnimba ntino oludde ku mulimu, eh
Ne nkubayo ne mbuuza bagamba toliiyo
Kati onoba, kuba saakubye ssimu yo
Mukwano onoba, kuba saakunonyeeko

Kati onoba
Kuba essimu yo saagikutte
Amazima ogenda
Kuba bwe wambiipinze saakubye
Mbeere awo nga nkaaba
Nkole ntya ye bw’oba ng’ondeseewo?
You’re leaving home
You’re leaving home
‘Cause I didn’t call you back
Call you back
Many things are running in my mind, why?
Babe why?
Should I go, looking empty? no, no
Should I go, running after you?

Nakibuuka maama
Lwaki oyomba nti sikwagala?
Ng’ate abalala bawaana nze okwagala gy’oli!
Oluusi ndwayo nga ngiiyiza gwe, babe
Na bino bye ndeese ndeetedde gwe
Sooka ojje, nkubuulire kye nsaba
Sooka ojje, owulire ne kye ŋamba

Ebyo no bibaawo jangu eno
Mmanyi nze lw’okaaba nga nsirisa
Mukwano gwe tonoba jangu eno
Ndeetera akatambaala Regina
Mulungi wuuno abadde agenda
Babe come, show me some love
Sooka ojje, nkubuulire kye ŋamba
Nga tonagenda, kino osaanye okiwulire
Gwe bw’oba ogenda, osaanidde onsiibule
Siibula oyo gw’ogamba nti oyagala
Bw’oba olyawo kinakyusa endowooza
Nkole ntya nze bw’oba ng’ondeseewo?

You’re leaving home
You’re leaving home
‘Cause I didn’t call you back (many what?)
Many things are running in my mind, why?
Where should I go?
Should I go, looking empty? (eh babe)
Should I go, running after you?
Eh bambi tonoba
Kati onoba
Kuba essimu yo saagikutte
Kankukwate, nkutwale nkubiibiite
Amazima ogenda
Kuba bwe wambiipinze saakubye (aaah ah)
Mbeere awo nga nkaaba (no, aaah)
Nkole ntya ye bw’oba ng’ondeseewo? (eeh maama)
Kati onoba
Kuba essimu yo saagikutte (eeh babe)
Amazima ogenda
Kuba bwe wambiipinze saakubye (onyiize ki?)
Mbeere awo nga nkaaba (lwaki mama?)
Nkole ntya ye bw’oba ng’ondeseewo?

Tags: Eddy Yawe Lyrics
ShareTweetSend
Previous Post

Leero Lyrics by Dax Vibez

Next Post

Sweet Love mp3 download by Mudra Di Viral Ft Joanita Zachariassen

YOU MAY LIKE

Nakudata Lyrics by Radio & Weasel

Nakudata Lyrics – Radio & Weasel ft. OS Ssuuna

1 day ago
Metta Love - Vivian Tendo

Vivian Tendo – Metta Love Lyrics

4 days ago
Juliana Kanyomozi

I’m Still Here Lyrics by Juliana Kanyomozi

5 days ago
Juliana Kanyomozi

Right Here Lyrics by Juliana Kanyomozi

5 days ago
Juliana Kanyomozi

Wa Kajanja Lyrics by Juliana Kanyomozi

5 days ago
Omukwano Ogw’edda Lyrics by Juliana Kanyomozi

Zaabu Lyrics by Juliana Kanyomozi

5 days ago
Next Post

Sweet Love mp3 download by Mudra Di Viral Ft Joanita Zachariassen

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

TRENDING

Salawano - Mudra D Viral

Salawano – Mudra D Viral (Download Music MP3)

7 hours ago
Leero by Vyroota

Leero by Vyroota

1 day ago
Amarangamutima by Afrique & Rebo Chapo

Afrique & Rebo Chapo – Amarangamutima

2 days ago
Chozen Blood Husband mp3 download

Chozen Blood – Husband

4 days ago
Sinza by Pastor Wilson Bugembe

Sinza – Pastor Wilson Bugembe

4 days ago
Metta Love - Vivian Tendo

Vivian Tendo – Metta Love

4 days ago
Prev Next

Follow us on Twitter

About

Musiclyfer is a media platform used to promote and deliver Ugandan music, videos and music content. Providing content from over 30 African countries, it is one of the most visited music websites in Uganda.

Recent Posts

  • Salawano – Mudra D Viral (Download Music MP3)
  • Nakudata Lyrics – Radio & Weasel ft. OS Ssuuna

Categories

  • Blog
  • Kenya
  • Lyrics
  • Music
  • News
  • Profiles
  • Relationships
  • Rwanda
  • Trash
  • Videos

Socials

  • Write For Us
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Advertise with Us
  • Tips

© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.

No Result
View All Result
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech

© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In