Kale maama (no, no)
Kale maama (no, no)
All dat I want
Is another babe (Sheebah)
All dat she wants
Is another babe (Sheebah, Oshambada)
[Sheebah Karungi & Chance Nalubega]
Nga nakwagala n’omutima gwonna
Laba omutima n’ogumenya gwonna
Gwe wankyaya ne love yonna
Nakukyawa n’omutima gwonna
Watch dis
(Kale maama)
Chance
Nakufujja sisobola kumira malusu nagawanda
Bweba ng’eccokolo, baagiggya ku ccupa yaayo
Ng’embwa eyayaayuka eyava ku mukama waayo
Eyo tuveeyo, eyo kati navaayo
Wafuuka byafaayo ebyabaayo
Ennamba yo nagyerabira
Nabisiimuula bye wankola nabyerabira
Naye ssiryerabira
Omukwano ogwali amata gaafa
Omwana yayonoona mu pamper
Giraasi mwonywera yayatika
Kati watuula ku bbomu eyatulika
Kati ebiwundu nayize nze n’okubyenyiga
Nakuwona gwe wali just kano ka ssennyiga
[Sheebah Karungi & Chance Nalubega]
No, no
Kale maama
No (oshambada)
No (kale maama)
[Sheebah Karungi & Chance Nalubega]
Nga nakwagala n’omutima gwonna
Laba omutima n’ogumenya gwonna
Gwe wankyaya ne love yonna
Nakukyawa n’omutima gwonna
Nga nakwagala n’omutima gwonna
Kale maama
Laba omutima n’ogumenya gwonna
Kale maama
Gwe wankyaya ne love yonna
Kale maama
Nakukyawa n’omutima gwonna
Kale maama
Sheebah
Nawandiisa ne pencil ku ndagaano y’omukwano
Ne nfuna rubber n’ebisangula
Level
Nasigaza biwundu
Eby’enkwagulo ku mutima ze wankwagula (yes)
Ebintu ebimu gwe byakulema obikwasaganya
Wadde nagezaako otegaateganya
Wasala ne border kati oli Kenya otunenya
Artin on the beat
Nvaako biveeko ebyo
Enkoko yo yabuuka okuva mikono gyo
Ssikyabalibwa mikwano gyo
Nze nakukyawa ne nkyawa ne mikwano gyo
Empisa zo zankyusa nnyo
[Sheebah Karungi & Chance Nalubega]
Nga nakwagala n’omutima gwonna
Laba omutima n’ogumenya gwonna
Gwe wankyaya ne love yonna
Nakukyawa n’omutima gwonna
Nga nakwagala n’omutima gwonna
Kale maama
Laba omutima n’ogumenya gwonna
Kale maama
Gwe wankyaya ne love yonna
Kale maama
Nakukyawa n’omutima gwonna
Kale maama
No, no, no (oshambada)
Kale maama
All dat I want
Is another babe (Holics, oshambada)
All dat she wants (yes)
Is another babe (hmmm)
All dat she wants
Is another babe
Kale Maama Lyrics by Sheebah Karungi
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.