• Write For Us
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Advertise with Us
  • Tips
Thursday, June 30, 2022
  • Login
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech
No Result
View All Result
No Result
View All Result
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech
Musiclyfer
No Result
View All Result

Kakima Lyrics by Fik Fameica ft. Wembley

lyfer by lyfer
8 months ago
in Lyrics
Reading Time: 2 mins read
0

Eh eh!
Abaana bemoola!
Fresh Bwoy
Biwato byenyoola
Yeah
A Fik Fameica mu kakima ne Wembley
Artine kuba tuzine ng’abawendule
Ng’akakima
Kakima, yeah
Kakima
Tuzina g’akakima

Zina ng’akakima
Wembley
Kakima, yeah
Kakima
Mazina g’akakima
Zina ng’akakima, koona
Kakima, nyeenya
Kakima
Tuzina g’akakima
Zina ng’akakima
Kakima, koona
Kakima, nyeenya
Mazina g’akakima

And Also

Afrique & Rebo Chapo – Amarangamutima

Vivian Tendo – Metta Love Lyrics

Zinamu balumye totya balogo
Amagulu malamu bulungi tojja ggwa kigwo
Zinira wonna ne mu kiyigo
Mazina mapya zino style ziva Chicago
Wembley n’amazina mwatta mukago
Lwaki nedda magumba malamu tekuli kamogo
Tukwatire wamu ng’abalya muwogo
Tebafuna mukisa guno abali e Mulago
Kuzina buzinyi teri kuba nnago
Kakima dance Wembley everywhere you go
Mukama weebale tubuusa mitego
Baby girl tujooge amaswaga gange ngeewulira
Ekija ninamu ekyenge twegulira
Amaka nina lubiri nze neggulira
Obwedda bye weezinya binnyumira
Ab’ennugu temutulaajanira

Kano akazina ka ssappe
Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe
Wembley
Kano akazina ka ssappe
Atakamanyi tofaayo muleke akoppe

Ono takamanyi
Nkuyigirize?
Bwetuti

Yeah yeah
Kugulu mu bbanga emikono tugifunya
Osobola okukazina ewaka yadde oli bukunya
Mikwano gyo gigenda tandika okukweyuna anti
Kano bwokazina ne bw’otuuyana towunya
Tukazina kirindi wadde mu takisi
Tetuwunya bigere twambale sitokisi
Akiwakana buuza Tip ne Dax
Akazina obulungi mwongera marks
Kanteekeko obuwaani netegereze
Embaga ya nkya era nonye emperekeze
Kikajjo kya goowa mp’eno nsolobeze
Wulira obuwoomi mu ssupu gwe mmize
Ŋŋenda kuloopa ewa mummy onjigiriza emize
Oneelabizza n’akazina ke mbadde ngize
Gye wakulira tewaaliyo basamize
Sikulimba mwana bambi bandikuloze

Kano akazina ka ssappe
Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe
Wembley
Kazina ka ssappe
Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe

Kanyonyi kange gy’oli cce
Bw’owulira nkuyita ng’ojja
Tugazina tukongojja
Fenna wamu balangira n’abambejja
Azina obubi towona kasengejja
Mundeke nzirye ne bwe ngejja
Seeyeeya nga kitengejja
Ayagala okuzina oyo mumugambe karibu
Ennyama toligirya ng’olina maribu
Buli omu azina ne bw’aba Seeka alina masulubu
Abanyarwanda baakayiga
Baganda baakayiga
Aha, Basoga baakayiga
Yeah! Wabaaki atayiga?

Kano akazina ka ssappe
Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe
Wembley
Kazina ka ssappe
Atakamanyi tofaayo muleke akkoppe

Wembley
Gyebale
Teyeeyita no Bruce Lee
A Karma Island
Tutu Lee

Read Fik Fameica – Mafia Lyrics

Share Kakima Lyrics by Fik Fameica ft. Wembley

Tags: Fik Fameica Lyrics
ShareTweetSend
Previous Post

Fik Fameica – Mafia Lyrics

Next Post

Sitaani Tonkema Lyrics by Roden Y Kabakko ft. Sheebah Karungi & Fik Fameica

YOU MAY LIKE

Metta Love - Vivian Tendo

Vivian Tendo – Metta Love Lyrics

2 days ago
Juliana Kanyomozi

I’m Still Here Lyrics by Juliana Kanyomozi

3 days ago
Juliana Kanyomozi

Right Here Lyrics by Juliana Kanyomozi

3 days ago
Juliana Kanyomozi

Wa Kajanja Lyrics by Juliana Kanyomozi

3 days ago
Omukwano Ogw’edda Lyrics by Juliana Kanyomozi

Zaabu Lyrics by Juliana Kanyomozi

3 days ago
Omukwano Ogw’edda Lyrics by Juliana Kanyomozi

Omukwano Ogw’edda Lyrics by Juliana Kanyomozi

3 days ago
Next Post

Sitaani Tonkema Lyrics by Roden Y Kabakko ft. Sheebah Karungi & Fik Fameica

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

TRENDING

Amarangamutima by Afrique & Rebo Chapo

Afrique & Rebo Chapo – Amarangamutima

6 hours ago
Chozen Blood Husband mp3 download

Chozen Blood – Husband

2 days ago
Sinza by Pastor Wilson Bugembe

Sinza – Pastor Wilson Bugembe

2 days ago
Metta Love - Vivian Tendo

Vivian Tendo – Metta Love

2 days ago
Bet awards 2022 winners

Bet awards 2022 winners: Tems, Wiz Kid represent Africa

3 days ago
Kivumbi King - Salute

Kivumbi King – Salute

6 days ago
Prev Next

Follow us on Twitter

About

Musiclyfer is a media platform used to promote and deliver Ugandan music, videos and music content. Providing content from over 30 African countries, it is one of the most visited music websites in Uganda.

Recent Posts

  • Afrique & Rebo Chapo – Amarangamutima
  • Vivian Tendo – Metta Love Lyrics

Categories

  • Blog
  • Kenya
  • Lyrics
  • Music
  • News
  • Profiles
  • Relationships
  • Rwanda
  • Trash
  • Videos

Socials

  • Write For Us
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Advertise with Us
  • Tips

© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.

No Result
View All Result
  • Music
  • Lyrics
  • Videos
  • Blog
  • Tech

© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In