Read Kadama Lyrics by Bruno K. ‘Kadama’ by Bruno K was written by Nikoly.

You might also download Kadama Mp3 by Bruno K

Mukadde maama yasoka kutunda poloti ye mukyalo
Natunda embuzzi neyewola ngende kukyeyo
Mukugenda yansabira yangumya yangamba tofayo
Eno ensi kutetenkanya kutuyana ofube okubawo (Nananana)
Bampita mukomba box nze manyi enaku yange Lyta njakubera muwanguzi nze
Nzemanyi ekya ndeta

Kadama bambita kadama
Kadama nsonda zabaana
Sukali munyo gwa maama
Hmmm nze manyi ekyandeta

Kadama bambita kadama
Kadama nsonda zabaana
Sukali munyo gwa maama
Nze kasita manyi ekyandeta

Nkeera mubunyogovu obungyi mumusana ogwokya okuffa
Nfube okola ensimbi nzimbeyo galikwoleka
Nzukuka mu tumbi omuwarabu navuma
Nankyojja nasoza nakuba(serabira nti)
Mukadde maama yasoka kutunda poloti ye mukyalo
Natunda embuzzi neyewola ngende kukyeyo
Mukugenda yansabira yangumya yangamba tofayo
Eno ensi kutetenkanya kutuyana ofube okubawo

Kadama bambita kadama(Phibi phibi tofayo)
Kadama nsonda zabaana(Asha Karma tofayo)
Sukali munyo gwa maama

Kadama bambita kadama(Kazungu tofayo guma guma guma)
Kadama nsonda zabaana
Sukali munyo gwa maama

Yeyeeee
A Robbi on the beat
Nikoly Nikoly

Also:
Aziz Azion – Silika Bwekye Lyrics
Omugaati lyrics by Coopy Bly
Bruce Melodie – Izina Lyrics

Watch video here

https://youtu.be/ny7o7y9oPlc

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.