Ankoledde Joseph SegawaAnkoledde Joseph Segawa

Bintu bingi bye nakusaba
Nga ndulunkana olw’ebiri wabweru
Okubimpa kye wava olema okubimpa
Kuba ssi na byange
By’ompadde mbisiimye
Omukisa obulamu obungi
Mukwano gwange bye yanyooma
Nsiimye nnyo okubimpa, ssebo ooh
Yiii n’ayimba

Ankoledde ebirungi n’ayimba
N’atenda
Onkoze bulungi n’ayimba
Ekiro ngya kuyimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba
Kumakya, mu ttuntu
N’atenda
Olw’abantu bange eeh eh, ngya kuyimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (ssebo)
N’atenda
Wakati mu muyaga oguzze
Naye era nze ne nfikka, ngya kuyimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (eh eh, hmmm)
N’atenda

Binneerabiza ebintu
Bye nfuba nga mbinoonya
N’olumu nafuwa ne ngwa
N’aseka omulabe wange
Guno omuyaga oguzze ogwerabiza ba mwanadamu
Nti otuleseewo otufiisizza, ffe tukusinze
Mataba gaalizze ne tuggwawo nga mu biro bya Nuuwa
Mazima nfiiriddwa era nze ne nfikka ondaze ekisa kyo

Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (uh uh)
N’atenda
Olw’obulamu bwange he, n’ayimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (yiii!, Yesu)
N’atenda
Onkoze bulungi n’ayimba, era ngya kuyimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (yeah eh)
N’atenda
Ompadde ensonga empya
Okuyimba obutaleka ha, n’ayimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (yeah eh)
N’atenda

Obudde buzibye enzikiza n’ekwata
Mukama n’ombeera
Eyo e buziba ewala era Mukama n’ombeera
N’ayimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (yeah, yeah)
N’atenda
Yeggwe antaasizza
Ye ng’onjagadde nnyo, n’ayimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (yeah, ssebo)
N’atenda
Olw’abantu bange, era ngya kuyimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (laba omukwano)
N’atenda
Olwa beautiful, era ngya kuyimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (eh eh)
N’atenda
Labayo, olw’abaana bange
Ngya kuyimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (ssebo, hmmm)
N’atenda
Onjagadde nnyo, ye ng’onjagadde nnyo
Ha n’ayimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (ssebo, hmmm)
N’atenda
Olwa mikwano gyange, era ngya kuyimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba (eeeh eeeeh yeah)
N’atenda
Yiii ngya kuyimba, ssebo ngya kutendanga
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba
Ssebo ngya kutendanga
N’atenda
Yee, era ngya kuyimba
Olwa beautiful, era ngya kuyimba
Yeggwe ankoledde ebirungi n’ayimba
N’atenda

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.