African bwoy boy yeah yeah
Eddy dee, Ayabass
Obulungi bwaka ngomwezi
Love yo beb yenkoze bwenti
Ongyakila buli wamu yo my mwezi
Eeh yo my soulmate
Nze sitoma bwemba nga ndi nawe
Nyumilwa nnyo nga ndi nawe
Kino ekyama kyange kikume
Nkwagala nnyo nkugambye
Baby mpa kabugumo mpulira nkufa
Mutima guli gamba nkusembeze
Baye bwenkutunilira nze mba nkutya
Olinga agenze eh
Gwe tolina, tolina we wakyama
Gwe tolina
Gwe tolina, tolina we wakyama
Gwe tolina
Nkuyita nkuyita nabakyala gwe tolina
Leka nkuzimbile ka kalina
Tolina gwe tolina we wakyama gwe tolina
Gwe wamanyiliza brkfrt in bed
Kabugumo kababili in blanket
Njagala nkunanike ring instead
Uuh wampanika ndi wagulu kwa acade
Buli lunaku eba valentine
Mwanguwe nyanjule
Omwana wabandi baby
Gwe tolina, tolina we wakyama
Gwe tolina
Gwe tolina, tolina we wakyama
Gwe tolina
Nkuyita nkuyita nabakyala gwe tolina
Leka nkuzimbile ka kalina
Tolina gwe tolina we wakyama gwe tolina
Oli malaika, kankutwaleko mu America
Wud u malaika
Nkugulire obugoye obunyuma
Wud u malaika
Baby mpa kabugumo mpulira nkufa
Mutima guli gamba nkusembeze
Naye bwenkutunulira mba nkutya
Olinga agenze
Gwe tolina, tolina we wakyama
Gwe tolina
Gwe tolina, tolina we wakyama
Gwe tolina
Nkuyita nkuyita nabakyala gwe tolina
Leka nkuzimbile ka kalina
Tolina gwe tolina we wakyama gwe tolina
Share: John Blaq Tolina Lyrics
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.