Hullo Hullo Lyrics by King Saha

Nessim pan production

Yadde n’akasaale kakuuma
Naye osaana mmundu eyo yokka
Mmundu yokka, yokka
Oli mulungi wenna tolina waakukyama
Waakukyama, uh love
Nkulinamu essuubi wekka
Bambi bambi tokyuuka
Tokyuuka, uh tokyuuka
Nkwagala maama
Owooma nga Coke na Fanta
Coke na Fanta, eeh
Nnyamba bambi tuula
Nkubuulire ebyange byonna
Ebyange byonna
We mba nkyamiizza ontereeza, eh
Onyirira kufa aah
Olinga gwe bakutaako
Sirina kye nkugamba
Ooh, hullo hullo

Hullo hullo hullo
Pick up your phone
You say hullo
Obudde bugenda, ouh
Hullo hullo hullo
Pick up your phone
You say hullo
Obudde bugenda, tugende

Oli omu onyirira olinga eggaali empya
Hmmm, nkulabe nkuleke awo!
Ne Katonda akwesiimisa
Omasaamasa mu bitonde bye baatonda, eh
Weefaanana wekka, eeh
Oli mulungi okufa aah
Wenna omasaamasa olinga kya kulya
Oh lo lo wa, eeh

Mukwano gwange nsaba nyumisiza obulamu
Bulamu bunyuma oli ne munno
Ng’akuwa amasanyu, eeh
Mukwano gwange nze nteeka mu kikapu, eh
Njagala onjagale
Onjawule ne mu balabe eeh
Oli mulungi okufa aah
Wenna omasaamasa olinga kya kulya
Oh lo lo wa, eeh

Mukwano gwange nsaba nyumisiza obulamu
Bulamu bunyuma oli ne munno
Ng’akuwa amasanyu, eeh
Mukwano gwange nze nteeka mu kikapu, eh

Read Tubikole Lyrics by Weasel Manisal ft. King Saha

Share Hullo Hullo Lyrics by King Saha

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.