Hellen Lukoma Nja KufumbaHellen Lukoma Nja Kufumba

Kamuyite obwelere mutawanira bwelere lere lere
Mu love ndi ka meat sikakyere, gemazima amelere lere lere
CAN
Byemusiba tebinywere, nze natuukayo neri eri eri eri…
Musobola gwa kelere Kuba emitwe mwetika myelere…
Nessim Pan Production

Verse 1
Emere yo ndi jifumbisa candle nejja, ate oba,
Love nebwebajiwera kululwo ngenda kwebbilira..
Ebyange byebibyo nasalawo kabakasuke bundle nedda
Bwekatalijilya muganyabo bilikoma yesu lwadda, talalala
Nze nekitanda kyewaka nakyasa silibalabisa byama bya Maka kubyasa, era kalukye onyiize sili kukwasa ndi kunyweseza ku kettle ate ekimere mu kataasa,

Chorus
Nja kufumba, ku nku oba kumanda,
Nja kufumba, muyombe oba mulwaana
Nja kufumba, just know, kakubeere kusisimuka mutulo mukiro sili gaana
Nja kufumba, ku nku oba kumanda,
Nja kufumba, muyombe oba mulwaana
Nja kufumba, just know, kakubeere kusisimuka mutulo mukiro sili gaana

Verse 2
Ndi ku Linda nebwegaba mayisa ku meere,
Sikulimba nkyogera omutwe tekuli yadde mwenge…
Najja kufumba abavuganya besibe ssatu zinywere….
Abatali ready kigumira mwe mutumye butwa muwere…
Kamuyite obwelere mutawanira bwelere lere lere
Mu love ndi ka meat sikakyere, gemazima amelere lere lere
Byemusiba tebinywere, nze natuukayo neri eri eri eri…
Musobola gwa kelere Kuba emitwe mwetika myelere…

Chorus
Nja kufumba, ku nku oba kumanda,
Nja kufumba, muyombe oba mulwaana
Nja kufumba, just know, kakubeere kusisimuka mutulo mukiro sili gaana
Nja kufumba, ku nku oba kumanda,
Nja kufumba, muyombe oba mulwaana
Nja kufumba, just know, kakubeere kusisimuka mutulo mukiro sili gaana

Verse 3
I’m a lady of all seasons not a mere woman but a weapon enka!
Team no fear atatya ba opponent nebwebaba bakutenda butanywa guteeka
It’s on record if I don’t love you I love nobody
Gwe mpa ebifi ebitatata ebiva kumabbali
Nakusiluwala nebwebaleeta what method,
Sili basunirako yadde nakatono bwekati, nja bakyomera nja kukumira nja kufumbira nja jikoomera nja jikwongeraaa,
Trust me ki beibe bigenda kuwoomera….

Chorus
Nja kufumba, ku nku oba kumanda,
Nja kufumba, muyombe oba mulwaana
Nja kufumba, just know, kakubeere kusisimuka mutulo mukiro sili gaana
Nja kufumba, ku nku oba kumanda,
Nja kufumba, muyombe oba mulwaana
Nja kufumba, just know, kakubeere kusisimuka mutulo mukiro sili gaana

Hottest lyrics lyrics now!!

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.