(Harrison Fire – Muwala Wa Hajjati Lyrics ft. Victor Ruz)
Nkusaba kinyike ekyangwe
Kiliza nkeele nyonyi nkeeze
Wano mpunyilwa evumbe
Call me bae Nvuge ki Senke…x2
Mbeela nkwesunga
Makanda gange jobelanga Obasinga aah
Silina a competinga
Guno omukwano yenze eya winninga aah
Bilove byo nga bingi bili nzita
Kuba muli olina engeli jonvuga
Buli kilo mbinonya nga bimpita kabugumu munamutikwa wenkuba
Singa omanyi
Wobanga wetaaga company
Yenze omutuufu ku mission
Atasaba wade commission….
Ozude atakwegaane,
Ozude atakwesipate
Alibaawo ng’omwetaze
Forever aaha x2
Yelele
Yeleleya
yelele ….x3
Yelele…x3
Ondabila mu blur
Ng’ali mulufu
Ate nga kugwe kwentade Focus
Ongezesa to see
Kyoka nga namasasi genina nago gali mu chamber
Yegwe anzunza mubudde bwa Carfew
Nga ate okimanyi Silina Sticker
Ongezesa to see
Oba love jenkulojela econvicinga b’officers
Wakulilawa Muwala Wa Hajjat
Eyii Maama
Ng’olina Asset
Wade nakula nsoma Baibuli
Let me learn your ting Nga teli amanyi
Njagala nkubiite mu Privacy
Every place you wana be mpa location
Munsi yabalungi gw’alina enkasi
Abenakyo gwe gweyakasukila akatiii….
Ozude…x2
Yelele…x3 x2
Mukwano Jangu eno
Omubandawo ndi eno
Tobuzabuzibwa ndi eno
Nkulinze Baby eeh
Wade ompesa wesa obwongo
Omupiila ogusala mankyolo
Omubandawo ndi eno
Nkulinze baby eeh
Ozude atakwegane
Ozude atakwesipate
Alibawo ng’omwetaaze
Forever
Read Victor Ruz Nkulinze Lyrics
Ndeese Love Lyrics – Victor Ruz
Share Harrison Fire – Muwala Wa Hajjati Lyrics ft. Victor Ruz
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.