Boyfriend your love is a bomber
Am yours
Your cargo let’s fly in your chopper
Olina omkwano ogutalina alina
Onkona mubiri magumba nga musekuzo ohhh
Wampa love baby wampa kwekoza
Wamponya bu love nigga busemyekozoa
Would you mind would mind
Calling your phone at any time
Would mind would you mind
Nkutelese omutima naaawe ompe ogugwo

Gutujjaaaa, gutuja, gutuja
Wotali baibe omutima gubela gutuja hmmm
Goba gukona bwe tu tu tu gukona bwe tu tu tu
Kwata pen kwata olupapula nsoke nkuwee bwona byoyagala
Wandika ntuma nkuwee
Kubanga omutima gwange wagwefuga naaye nze sagala kumanya byewefuga
Byonfuga binyuma gweyongelaa nsabankuwee
Yegwe eyanazako enaku yoona
Suubi lye waleta mumutima munda baibe
Nkwagala omu weka wansangula amasiga gonna
Gutujjaaaa, gutuja, gutuja
Wotali baibe omutima gubela gutuja hmmm
Goba gukona bwe tu tu tu gukona bwe tu tu tu
Omutima mulwade yanguwaa baibe gwe musawo kwatawano awowo
Would you mind would mind
Calling your phone at any time
Would mind would you mind
Nkutelese omutima naaawe ompe ogugwo
Kano koze baibe katubalumye
Sembela omukwano gwenina gukyusa needebe eehhii
Nkuzudemu omukwano guno omutego
Girl am your man breakfast ku table

Gutujjaaaa, gutuja, gutuja
Wotali baibe omutima gubela gutuja hmmm
Goba gukona bwe tu tu tu gukona bwe tu tu tu
Legal say wambunabuna omusayi nomutima byakonectinga ehhh
Luno olunaku nze silwejusa wamponya buli bu goldiger obutakuta
Wemisingse olimu ekilungo kya sukali alali onkubisa walayi
Yegwe owange omu gwempita bumali
Alali newewataba futali
Would you mind would mind
Calling your phone at any time
Would mind would you mind
Nkutelese omutima naaawe ompe ogugwo
Gutujjaaaa, gutuja, gutuja
Wotali baibe omutima gubela gutuja hmmm
Goba gukona bwe tu tu tu gukona bwe tu tu tu

Share: Gutujja Lyrics by B2C ENT & Rema

ūüď£ Do you find¬†Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.