Geosteady – Njagala Gwe Lyrics

Tumbiiza tumbiiza
Geosteady Blackman
Omukwano tumbiiza
Waguan
Nze nzekka nze nzekka
Omukwano mpa nzekka
Bass Boss

Kanya kwongeza gear
Byenkugamba sejjusa
Eno love kyenkola
N’ebisulo binsula
Nafuna gwe nagwa mu kisima
Nze ŋŋamba sirikigeza kuta
Bw’olwayo n’obulamu bunnuma
Ali ku gwe alina kita eh

Njagala nga tubondinga
Njagala nga tumatchinga
Nga n’oluusi tumeetinga
Ng’ekintu tukwasaganya
Njagala nga tubondinga
Njagala nga tumatchinga
Nga n’oluusi tumeetinga baby
Ng’ekintu tukwasaganya

Njagala gwe eddagala ly’obuto
Kirimaanyi amegga n’embogo
Akamuli akalungi kendiko
Ke nasimba osinga ne banno
Njagala gwe eddagala ly’obuto
Kirimaanyi amegga n’embogo
Akamuli akalungi kendiko
Mu bye nasimba owoomerera nnyo

Nebwetuyomba
Nebwetulwana ah
Nebwetunyiiga
Tumala netubibwaka ah
Ewammwe bakkuza
Akufaanana nanoonya nembulwa
Eno ndi ku gwe nnyaabula
Kasita obeera ng’onneesiga ah
Nafuna gwe nagwa mu kisima
Nze ŋŋamba sirikigeza kuta
Bw’olwayo n’obulamu bunnuma
Ali ku gwe alina kita babe

Njagala nga tubondinga
Njagala nga tumatchinga
Nga n’oluusi tumeetinga
Ng’ekintu tukwasaganya eh
Njagala nga tubondinga
Njagala nga tumatchinga
Nga n’oluusi tumeetinga baby
Ng’ekintu tukwasaganya

Njagala gwe eddagala ly’obuto
Kirimaanyi amegga n’embogo
Akamuli akalungi kendiko
Ke nasimba osinga ne banno
Njagala gwe eddagala ly’obuto
Kirimaanyi amegga n’embogo
Akamuli akalungi kendiko
Mu bye nasimba owoomerera nnyo

Kanya kwongeza gear
Byenkugamba sejjusa
Eno love kyenkola
N’ebisulo binsula
Ewammwe bakkuza
Akufaanana nanoonya nembulwa
Eno ndi ku gwe nnyaabula
Kasita obeera ng’onneesiga ah
Nafuna gwe nagwa mu kisima
Nze ŋŋamba sirikigeza kuta
Bw’olwayo n’obulamu bunnuma
Ali ku gwe alina kita babe

Njagala nga tubondinga
Njagala nga tumatchinga
Nga n’oluusi tumeetinga
Ng’ekintu tukwasaganya eh
Njagala nga tubondinga
Njagala nga tumatchinga
Nga n’oluusi tumeetinga baby
Ng’ekintu tukwasaganya

Jah Live

Correct lyrics

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.