Yeaaah
Netumikiriza amanya go nze nengakyusa
Agabazadde bo gebakuwa nze nengafiisa
Eeh eryekika nkuwadde lya honey eryeddini sweetie
Nanyini bisima bwewajja nafuna money
Wanfula na happy essanyu sirija mu ndigi
Nzikiriza nkuvuge lipira diggi
Hmm yegwe kitamiiza aaah yeeh (Ontamiza)
Ekitaleta hunger over aah aaah yeeh (Ontamiza)
Oli kitamiiza aah aah yeeh (Ontamiza)
Ekitaleta hunger over aah aaah yeeh (Ontamiza)
Eh nakutamira but i feel alive
Tebanya nebavuga naye bwekituka kugwe i can drink and drive (Hmmm girl)
You never brought any pain okanya kunta nemukibuyaga akunta
Jenkoma okwekwatako nze tantwala eeh
Naguma nafuna nze wenywerera
Nkola namanyi nfuba nkulage nti nina akawaani
Ntyanyo abamanyi abefula nti balina omukwano plus money honey girl
Hmm yegwe kitamiiza aaah yeeh (Ontamiza)
Ekitaleta hunger over aah aaah yeeh (Ontamiza)
Oli kitamiiza aah aah yeeh (Ontamiza)
Ekitaleta hunger over aah aaah yeeh (Ontamiza)
Netumikiriza amanya go nze nengakyusa
Agabazadde bo gebakuwa nze nengafiisa
Eeh eryekika nkuwadde lya honey eryeddini sweetie
Nanyini bisima bwewajja nafuna money
Wanfula na happy essanyu sirija mu ndigi
Nzikiriza nkuvuge lipira diggi
My sibubu ewange tolifuuka muguggu noo girl
Oli omu kibubu ankuba okusinga kibuku
Hmm yegwe kitamiiza aaah yeeh (Ontamiza)
Ekitaleta hunger over aah aaah yeeh (Ontamiza)
Oli kitamiiza aah aah yeeh (Ontamiza)
Ekitaleta hunger over aah aaah yeeh (Ontamiza)
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.