Peter Miles Lyrics
“Frontline Lyrics”
Verse 1
Nkubira ku frontline, we nah surrender
Brand new agenda, tukira ko zino mile akenda
Straight through to December, we make you remember
You don’t need to check yo calendar
Abateesi nebwebabuleeta tutigomya aluleta
Tusindika zino vibe ez’eka
Zikukankanya mu byenda ng’atalide eky’enkya
Tukikuba paka…
Chorus
Ffe wetuli, tetugenda
Tumanyi gyetuva ne gyetugenda
Tukubira ku frontline, eh! Ku frontline, eh! Ku frontline, eh!
Ffe wetuli, tetugenda
Tumanyi gyetuva ne gyetugenda
Tukubira ku frontline, eh! Ku frontline, eh! Ku frontline, eh!
Verse 2
Yeno style fresh nzito ngipimilira ku minzaani
Ntemu, ngikoona ng’akuba amataali
Nginuuna nga sukali, walayi, anti noonya mali
Kuva eno mu Entebbe nsibira Nsangi, abateesi baba bangi
Naye bwensota mbatuuza wansi
Nsota masota nga avuga akagali, mbalagako ku manyi
Engoma entambulira nga mu musaayi (I don’t care)
Kubanga byansi…
(Chorus)
Ffe wetuli, tetugenda
Tumanyi gyetuva ne gyetugenda
Tukubira ku frontline, eh! Ku frontline, eh! Ku frontline, eh!
Ffe wetuli, tetugenda
Tumanyi gyetuva ne gyetugenda
Tukubira ku frontline, eh! Ku frontline, eh! Ku frontline, eh!
Verse 3
Oh… Ah me gwan satisfy yo, ah me no leave no one behind
Oh… That’s why you ah go follow me behind
Me take your head above time
Oh… Ah me gwan satisfy yo, ah me no leave no one behind
Oh… That’s why you ah go follow me behind
Me take your head above time
(Peter Miles!)
(Verse 1)
Nkubira ku frontline, we nah surrender
Brand new agenda, tukira ko zino mile akenda
Straight through to December, we make you remember
You don’t need to check yo calendar
Abateesi nebwebabuleeta tutigomya aluleta
Tusindika zino vibe ez’eka
Zikukankanya mu byenda ng’atalide eky’enkya
Tukikuba paka…
(Chorus)
Ffe wetuli, tetugenda
Tumanyi gyetuva ne gyetugenda
Tukubira ku frontline, eh! Ku frontline, eh! Ku frontline, eh!
Ffe wetuli, tetugenda
Tumanyi gyetuva ne gyetugenda
Tukubira ku frontline, eh! Ku frontline, eh! Ku frontline, eh!
More Lyrics
- Ngenda Naawe Lyrics – B2C Ent
- Gukuba Lyrics – Nandor Love ft Vyroota
- Tonyt Lyrics – Rema Namakula
- Omwana W’eNabbingo – Eduwado Kayondo (Lyrics)
- Nzija Lyrics by Abeeka Band
- Tosobola Lyrics – Sheebah Karungi
📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.