Oli Wange by FilleOli Wange by Fille

Bad girl Fille
Oh my God
More than ready
Bomba made my beat
Bomba made my beat

Mpulira omutima gunsumbuwa
Am trying to find the one
Who was meant for me
Owange oli
Ow’omukwano oba osobola
Wandifunye pen n’olupapula
Write to me
What you miss
Sembera nsanga mu nnyumba
Era n’omukwano guyise mu ddirisa
Ekisumuluzo wansi w’eppipa weekiri
Nsazeewo kukuba sweet love songs
Sweet love songs
Misana na kiro
Let me play you nonstop

Gwe manya oli wange
Oli wange
Akafuba kaakano
Weebake wano
Gwe manya oli wange
Oli wange
Akafuba kaakano
Otulo tulo, eeh

If you know, you know
If you never know, you never know
Omukwano bwegutyo
Ebintu bwebityo, oh
Omutima omulungi ogw’okwagala
Wagusisinkana wasanga baagumenya baabula
Ng’ate benyumya, ooh
Nze bw’oba onnina
Essanyu ligenda kukujjula
When I fall in love
Njagalira ddala ddala ddala
Nsazeewo kukuba sweet love songs
Sweet love songs
Nzijanjabe abaalemwa
N’abo be baalumya

Gwe manya oli wange
Oli wange
Akafuba kaakano
Weebake wano
Gwe manya oli wange
Oli wange
Akafuba kaakano
Otulo tulo, eeh

Sembera nsanga mu nnyumba
Era n’omukwano guyise mu ddirisa
Ekisumuluzo wansi w’eppipa weekiri
Nze bw’oba onnina
Essanyu ligenda kukujjula
When I fall in love
Njagalira ddala ddala ddala
Nsazeewo kukuba sweet love songs
Sweet love songs
Nzijanjabe abaalemwa
N’abo be baalumya
If you know, you know
If you never know, you never know
Omukwano bwegutyo
Ebintu bwebityo, oh

Gwe manya oli wange
Oli wange
Akafuba kaakano
Weebake wano
Nsazeewo kukuba sweet love songs
Gwe manya oli wange
Sweet love songs
Oli wange
Nzijanjabe abaalemwa
Akafuba kaakano
N’abo be baalumya
Otulo tulo, eeh

Yesse Oman Rafiki
Route Music eh yeah
Sound Change
Oh oh, oh oh
Eh yeah

Hottest lyrics right now!!

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.