Ex Akozze By 14k Bwongo

Ex Akozze Lyrics – 14K Bwongo

Hello (hello)
Pana ku mapeesa (yes boss)
Ono 14K Bwongo (ki Kkumi na nnya?)
Muliwa? (Tuli eno tupoye)
Bonna bagambe bajje ku Ridim (eh!)
Nina agali kwokya

Abaaye (eh?)
Banywanyi (kiki?)
Eeh eh (ex akozze)
Mwebale kunsabira
N’okunteeramu essaala (ex akozze)
Abaaye (eh?)
Banywanyi (kiki?)
Ha ha ha (ex akozze)
Mwebale kunsabira
N’okunteeramu essaala
Walaayi akozze!

Gw’omanyi essanyu lyempulira?
Namulengedde Salaama ng’akkirira (akozze)
Ne bu hips bwaggwerera
Atunula ng’ava mu buyeekera
Eyaŋŋamba andiisa n’abeekika
Asana kigaali kya ntula kusindika
Yeeraliikiriza embeera ye ekanga
Ex aggwawo asigazza kawanga
Oba yatomera ani gwe yalippira?
Gweyaŋŋamba mbu nno yali ankira
Ex walaayi talikiddira
Yita ne Sam mbe nga mmubuulira

Abaaye (eh?)
Banywanyi (kiki?)
Eeh eh (ex akozze)
Mwebale kunsabira
N’okunteeramu essaala (ex akozze)
Abaaye (eh?)
Banywanyi (kiki?)
Ha ha ha (ex akozze)
Mwebale kunsabira
N’okunteeramu essaala
Walaayi akozze!

Eeeh oba aggwawo lwa buwoomi?
Ex aggwawo lwa buwoomi (hahaha)
Nga yankuba ebitoomi
Kati aggwawo lwa buwoomi
Yannangira butaba na simooni
N’abuuka n’eyamuwa iPhone
What happened my Lord?
Ex ali mu power saving mode
Walaayi eyali sweetheart yansala
Embeera weetuuse yetaaga Counselor
Nalabye omwana w’omukazi ng’asala
Nga taswala wabula nga nze aswala

Abaaye (eh?)
Banywanyi (kiki?)
Eeh eh (ex akozze)
Mwebale kunsabira
N’okunteeramu essaala (ex akozze)
Abaaye (eh?)
Banywanyi (kiki?)
Ha ha ha (ex akozze)
Mwebale kunsabira
N’okunteeramu essaala
Walaayi akozze!

Ex, abulayo kufa
Abulako kunywa na butwa
Ex, asaanayo esswala
Kubanga talina kufa (hmmm)
Akyalina okundaba ku billboards
Nkyalina okumukolerayo zi car wash
Ateekeddwa okulikinga my post
Alina okukimanya nga ndi ku zi airports
Eeh oba aggwawo lwa buwoomi
Ex aggwawo lwa buwoomi (hahaha)
Nga yankuba ebitoomi
Kati aggwawo lwa buwoomi

Abaaye (eh?)
Banywanyi (kiki?)
Eeh eh (ex akozze)
Mwebale kunsabira
N’okunteeramu essaala (ex akozze)
Abaaye (eh?)
Banywanyi (kiki?)
Ha ha ha (ex akozze)
Mwebale kunsabira
N’okunteeramu essaala
Walaayi akozze!

Abaaye (eh?)
Banywanyi (kiki?)
Eeh eh (ex akozze)
Mwebale kunsabira
N’okunteeramu essaala (ex akozze)
Abaaye (eh?)
Banywanyi (kiki?)
Ha ha ha (ex akozze)
Mwebale kunsabira
N’okunteeramu essaala
Walaayi akozze!

Correct lyrics

More from us

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.