Ewange Lyrics – Serena Bata ft. Geosteady

(Ha ye)
Serena Bata (ha ye, ha ye)
Geosteady Blackman oh (ha ye)
In a love song
Oh ye!

Serena
Nkwagala ebyaddala
Sikulimba my love
Wakyusa bye nina
Ebigere bikeera gy’osula
Omanyi ntindizze ntindizze eŋŋendo z’olina
Era neereese neereese ewuwo gy’opowa
Olinga magnet
Lw’ondoota lwe nzija
Wafuuka president
Mu nsi yange mw’ofuga, ha ye

Both
Omanyi omukwano (ha ye)
Ewange kintu kya muwendo (ha ye, ha ye)
Gwe eyakyusa ebirooto (ha ye)
Ndoota bya mukwano (ha ye, ha ye)
Eeh gwe omanyi omukwano (ha ye)
Ewange kintu kya muwendo (ha ye, ha ye)
Gwe eyakyusa ebirooto (ha ye)
Ndoota bya mukwano (ha ye, ha ye)

Geosteady
Nze ndi ku muliro
Ninga atudde ku ssigiri enjokya bw’eteta
Muntu wange wafuuka ensonga
Bye nasubwa ate by’ondeetera
Manya baby
Wootoli seefuna nsiiba nkukuta
Kimanye honey
Balala byalema gwe awangudde nno
You’re the best thing in my life oh oh oh
In my life oh
Take you far no return oh oh
No return oh, ah ye

Both
Omanyi omukwano (ha ye)
Ewange kintu kya muwendo (ha ye, ha ye)
Gwe eyakyusa ebirooto (ha ye)
Ndoota bya mukwano (ha ye, ha ye)
Eeh gwe omanyi omukwano (ha ye)
Ewange kintu kya muwendo (ha ye, ha ye)
Gwe eyakyusa ebirooto (ha ye)
Ndoota bya mukwano (ha ye, ha ye)

Both
Come come come
Come my babe come come
Eno love tamu tamu
Tamu my babe tamu tamu, eeh
Kati come come
Come my babe come come
Eno love tamu tamu
Tamu my babe tamu tamu
Eh yeah

Serena
Mpenzi mpenzi mpenzi
In my heart bwenti bwendi
Wamponya n’ebyempisa embi
Toli nga bali akusiima wooli
Akusuubiza I’ll follow follow
Everywhere azunga n’ono
Era awo kw’olwo kw’olwo
Lwotalabise nkulumba kw’olwo

Both
Omanyi omukwano (ha ye)
Ewange kintu kya muwendo (ha ye, ha ye)
Gwe eyakyusa ebirooto (ha ye)
Ndoota bya mukwano (ha ye, ha ye)
Eeh gwe omanyi omukwano (ha ye)
Ewange kintu kya muwendo (ha ye, ha ye)
Gwe eyakyusa ebirooto (ha ye)
Ndoota bya mukwano (ha ye, ha ye)

Share: Ewange Lyrics – Serena Bata ft. Geosteady

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

Share this

Newsletter Updates

Enter your email address below to subscribe to our newsletter

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *