Listen & Download

Alexander Mbuge
Power records
We know we kill it
TNS

Gwe anyanula, wanzijayo mu katandaalo (ye eh)
Baali banjerega, naye yegwe yanzijamu ekyaalo (ah ah)
Omukwano kuzanyirira, bisigadde bya mu katabo (baby)
Bino si bya kupangirira, mbu ate wano kano kafuna
Ate kali tekafuna

What if I tell it to you that I love you
Nti yenze mukyaalo wo mu birooto
Love triangle
Oba nga azanya ludo
Muzannyo gwa Maradona Ronaldinho

Baby wankuba enyanda
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda
Onzinisa mazina ga Tekno, nti baby pana
Nze wankuba enyanda
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda
Nzinisa mazina ga Tekno, nti baby pana

Si lugambo, Si lugambo
Omukwano gwo gunkunya nga ekyangwe
Nze manyi nti one day
Lu likya nga mukama akumpadde baby boy
Si seka nti oba akaboozi kanyuma
Naye eddoboozi lyo, lye linyonyogera
Bintabula, bimpomera, bimpanvuya
Bintadde mu kkomera

Onzijukiza omukwano guli ogwa lidoo
Nga tuzannya omweeso ne luddo
Twali eri mu love corridor
Nga tiyimba no buyimba bwa davido
Nti fia fia burn dem

Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda
Onzinisa mazina ga Tekno, nti baby pana
Nze wankuba enyanda
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda
Nzinisa mazina ga Tekno, nti baby pana

What if I tell it to you that I love you
Nti yenze mukyaalo wo mu birooto
Love triangle
Oba nga azanya ludo
Muzannyo gwa Maradona Ronaldinho

Si seka nti oba akaboozi kanyuma
Naye eddoboozi lyo, lye linyonyogera
Bintabula, bimpomera, bimpanvuya
Bintadde mu kkomera
Onzijukiza omukwano guli ogwa lidoo
Nga tuzannya omweeso ne luddo
Twali eri mu love corridor
Nga tiyimba no buyimba bwa burna boy

Nti yeah yeah
Yeah yeah yeah yeah yeah yeah
Ondi eli munda
Onzinisa mazina ga Tekno, nti baby pana
Nze wankuba enyanda
Wampereza signal ayi ayi
Ondi eli munda
Onzinisa mazina ga Tekno, nti baby pana
Wankuba enyanda
Ondi eri munda

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.