By using this site, you agree to the Privacy Policy and Terms of Use.
Accept
Musiclyfer
Aa
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Reading: Entalo Zange Lyrics by Bebe Cool ft. Tickitah
Share
Aa
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Follow US
© 2023 Musiclyfer. All Rights Reserved.
Lyrics

Entalo Zange Lyrics by Bebe Cool ft. Tickitah

By lyfer Published November 9, 2021
Share

Bebe
Blessed are those who believe without seeing
For they enter the kingdom of God (eeh)
Yeah man
True dat (eeh)
No mah can stop what God job begins
So you should never ever compete with God
Listen fi dis
True dat

Bebe
Entalo zange Mukama
Y’azintaasa
Nze nsaba busabi Mukama
Ye n’aleeta
Entalo zange Mukama
Y’azintaasa
Nze nsaba busabi Mukama
Ye n’aleeta

Bebe
Ooh jjuuzi omutima gwange gwakkiriza Katonda
Ne ŋenda Kayanja n’asabira omuyaaye
Enduulu yavuga olw’omulaasi okusabako
Naye nga buli mwoyo, gwetaaga okusabirwa
Ebizibu bye nalina nabireka nga biwedde
Omukyala n’omwana nabo ne batereera
Okulwana n’abayimbi Katonda ne nkimusaba
Antaase annyambe baleme kunkubanga
Njagala Mukama wange Katonda abayambe
Bannayuganda ffenna tumweyunenga
Mukkirize kubanga talimba Yesu
Mufukamire mumusabe y’asinga
Nkusaba Mukama wange bambi obayambe
Bannayuganda bonna bakweyunenga
Bakkirize kubanga Yesu tolimba
Bafukamire bakusabe gw’osinga

Bebe
Entalo zange Mukama
Y’azintaasa
Nze nsaba busabi Mukama
Ye n’aleeta
Entalo zange Mukama
Y’azintaasa
Nze nsaba busabi Mukama
Ye n’aleeta

Tickitah
Ooh nga nina oyo asinga nze siityenga
Emisanvu gya Sitaani ogintaasa
Mu ŋŋendo zange onkuumenga
Omulabe oyo omwaŋangenga
Osaba busabi Mukama n’akukolera
Ebikoligo byonna ebyo n’abikutula
Mu balangira bwatyo n’akutegeka
Tickitah ne Bebe Cool Yesu n’atuyimusa
No nedda, sirina kye ntya
Mu maaso ga Mukama awo we mba
Ne Washington, ne tuyimba
Ah dis fi mi friends dem all over
No nedda, sirina kye ntya
Mu maaso ga Mukama awo we mba
Ne Washington, ne tuyimba
Ah dis fi mi friends dem all over
Tony Houls

Bebe
Entalo zange Mukama
Y’azintaasa
Nze nsaba busabi Mukama
Ye n’aleeta
Entalo zange Mukama
Y’azintaasa
Nze nsaba busabi Mukama
Ye n’aleeta

Both
Every enemy around
Yesu abawe
Every enemy around
Abasonyiwe
Every enemy around
Bebe Cool abalye
Every enemy around
Tickitah mudduke
Every enemy around
Yesu abawe
Every enemy around
Okay basonyiwe
Every enemy around
Bagamba abawe
Every enemy around
Bebe Cool abalye

Both
Ooh jjuuzi omutima gwange gwakkiriza Katonda
Ne ŋenda Kayanja n’asabira omuyaaye
Enduulu yavuga olw’omulaasi okusabako
Naye nga buli mwoyo, gwetaaga okusabirwa
Ebizibu bye nalina nabireka nga biwedde
Omukyala n’omwana nabo ne batereera
Okulwana n’abayimbi Katonda ne nkimusaba
Antaase annyambe baleme kunkubanga
No nedda, sirina kye ntya
Mu maaso ga Mukama awo we mba
Ne Washington, ne tuyimba
Ah dis fi mi friends dem all over
No nedda, sirina kye ntya
Mu maaso ga Mukama awo we mba
Ne Washington, ne tuyimba
Ah dis fi mi friends dem all over
Tony Houls

Both
Entalo zange Mukama
Y’azintaasa
Nze nsaba busabi Mukama
Ye n’aleeta
Entalo zange Mukama
Y’azintaasa
Nze nsaba busabi Mukama
Ye n’aleeta

Praise God, praise God
Blessed are those who believe without seeing
N’aleeta buli lunaku
Mumukkirizenga
Talimba Yesu
Tickitah
Bebe Cool
Washington Harmony
Dream Studios
Tony Houls

Read Trouble Lyrics by Bebe Cool

Share Entalo Zange Lyrics by Bebe Cool ft. Tickitah

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

TAGGED: Bebe Cool Lyrics
lyfer November 9, 2021
Share this Article
Facebook Twitter Email Print
Previous Article Trouble Lyrics by Bebe Cool
Next Article Feeling Lyrics by Bebe Cool ft. Rudeboy
Leave a comment

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Trending

Tina - Shawn Maine ft Joshua Baraka
Tina – Shawn Maine ft Joshua Baraka
Music
Ebiseera Ebyo Lyrics – King Saha
Ebiseera Ebyo Lyrics – King Saha
Lyrics
Maama Lyrics – Judith Babirye
Maama Lyrics – Judith Babirye
Lyrics
Beere Ddene by Wilson Bugemebe
Beere Ddene by Wilson Bugemebe
Music
Kenzo begs to meet Bobi Wine
Kenzo begs to meet Bobi Wine
News
I do lyrics by Jose Chameleone
I do lyrics by Jose Chameleone
Lyrics
Geosteady - Lovenjitis
Geosteady – Lovenjitis
Music
Singa by John Blaq & lydia jazmine
Singa by John Blaq & lydia jazmine
Music
Victor Ruz - Zoya (Official Audio)
Victor Ruz – Zoya (Official Audio)
Music
Ndi Wuwo by Elijah Kitaka
Elijah Kitaka – Ndi Wuwo Lyrics
Lyrics
Subscribe to Our Newsletter

Subscribe to our newsletter to get our newest articles instantly!

You Might Also Like

Ebiseera Ebyo Lyrics – King Saha
Lyrics

Ebiseera Ebyo Lyrics – King Saha

May 21, 2023
Maama Lyrics – Judith Babirye
Lyrics

Maama Lyrics – Judith Babirye

May 14, 2023
I do lyrics by Jose Chameleone
Lyrics

I do lyrics by Jose Chameleone

May 2, 2023
Ndi Wuwo by Elijah Kitaka
Lyrics

Elijah Kitaka – Ndi Wuwo Lyrics

April 30, 2023
Musiclyfer
Follow US

© 2023 Musiclyfer. All Rights Reserved.

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us
Welcome Back!

Sign in to your account

Lost your password?