By using this site, you agree to the Privacy Policy and Terms of Use.
Accept
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Musiclyfer
Search
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Follow US
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us
© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.
Lyrics

Ensonga Lyrics by Ziza Bafana

lyfer
Last updated: 2022/03/04 at 8:04 AM
By lyfer Published November 26, 2021
Share

Ensonga Lyrics by Ziza Bafana

Sabula
Baba bawulira
Abato baba bawulira
Okwesortinga kiba kikulu nnyo
Okusowagana bya kitiibwa nnyo
Okusowagana ekyo kisuffu nnyo
Baur
Okkubagana omugongo kyakabi nnyo nnyo…

Tuula mukkaanye
Ensonga aah ah, ensonga
Oh muteese nga muli babiri
Ensonga aah ah, ensonga
Tuula mukkaanye
Ensonga aah ah, ensonga
Oh muteese nga muli babiri
Ensonga aah ah, ensonga

Aah, nga mwekwana nga mwatijja
Mwatulanga babiri era mwateesa
Mwalondagana ne musiimagana
Muzadde n’abaana kati baweze bana
Musiiba mwerangira wano olutatadde
Muyisiŋanya ebigambo ebinene mu bakadde
Temukyawa kitiibwa abo abato be muzadde
Lwaki temudda gye mwasookera
Eyo, gye mwatuulanganga mwembi
Ne mugaaya ennyingo y’ekikajjo mwembi
Buli omu n’akweka munne empisa embi
Kati mwafuna amaka ekisenge y’ensonga

Tuula mukkaanye
Ensonga aah ah, ensonga
Oh muteese nga muli babiri
Ensonga aah ah, ensonga
Tuula mukkaanye
Ensonga aah ah, ensonga
Oh muteese nga muli babiri
Ensonga aah ah, ensonga

Ah bannange tukuze tuggyewo eggume ery’ekito
Lw’osobezza leka bakugambeko
Osajjalaata kirungi naye manya ensobi zo
Gwe naluwali ojja kufuna empi zo
Wano Lutaaya ssebo yakubye mukazi we
Olw’omugambako obutalya kyaggulo wuwe
Ensimbi z’akoze azimalira mu mwenge
Emirimu gy’awaka, agirekera mukazi we
Mu bafumbo temubula nsobi
Okuwaŋŋana ekitiibwa ky’ekikakkanya ensobi
Okuwuliziganya, ky’ekimalawo ensobi
Obufumbo y’ekkooti y’amaka go

Tuula mukkaanye
Ensonga aah ah, ensonga
Oh muteese nga muli babiri
Ensonga aah ah, ensonga
Tuula mukkaanye
Ensonga aah ah, ensonga
Oh muteese nga muli babiri
Ensonga aah ah, ensonga

Gwe, well this is a Magical Empire
Diggy Baur Bafana Magical
Gwe, well this is a Magical Empire
Diggy Baur Sabula tugende e Kampala

Omukwano nga gukaaye labayo
Amaka mangi gazaaye eyo
Abaana bangi bakooye
Ne be bazadde, nabo beecanze eyo
Bano badigize babbaaze
Omwana akaaba ekiro mbunno tayonse
Ono ye enku yayasa zayaka mwenge
Ba bufumbo bwalema n’akyalira oli eyabaaze
Gavumenti ebiyingiddemu
Abaami n’abakyala beeyawuddemu
Laba mu kkanisa amateeka tugaggyeyo
Eno mu Uganda oh kitalo nnyo
Ono omukyala yaloopye bba we
Mbu yamukase omukwano ng’ate mulwadde
Mu bufumbo emyaka mingi bagazze
Buli kimu kati laba my God
Biki bino sitaani by’alanga?
Mbu obufumbo bwa kontulakiti bwe busaana!
Ŋamba biki ebyo abakungu bye bateesa?
Ŋamba bano abagguse empisa ze baleeta
Mukkakkane, mmwe muteese
Omukyala n’omusajja mukkaanye
Gwe bigaane, mukkakkane
Mwanjaale obufumbo butereere
Baur

Ensonga
Tuula mukkaanye
Ensonga (oh babiri)
Ensonga (Omusajja yongeza)
Ensonga (Omukyala omukwano yongeza)
Ensonga eh aah
Oh muteese nga muli babiri

Ensonga
Tuula mukkaanye, omukwano kuba kukkaanya
Ensonga
Omukwano ky’ekirabo ekiva eri Katonda
Ensonga
Bwe mukkaanya omukwano guwooma ate gunyuma
Ensonga
Kale mukkaanye nga muli babiri mu kisenge kyammwe
Ensonga
Rrrrrrrrrrrrrrr bba!
Ensonga aah ah
Ensonga
Disco Music Empire, yeah

Read Nazaala Lyrics by Ziza Bafana

Share Ensonga Lyrics by Ziza Bafana

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

TAGGED: Ziza Bafana
Share this Article
Facebook Twitter Whatsapp Whatsapp Telegram Copy Link
Previous Article Nazaala Lyrics by Ziza Bafana
Next Article Follow Lyrics by John Blaq Follow Lyrics by John Blaq
Leave a comment

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Top Chart

Liam Voice
Dear Bestie – Liam Voice
Music
Mutima by An Known Prosper
Mutima by An-Known Prosper
Music
An Known
Taata by An-Known – Mp3 Download
Music
Matayo Allan Hendrik
Matayo – Allan Hendrik
Music

Trending

Liam Voice
Dear Bestie – Liam Voice
Music
Mutima by An Known Prosper
Mutima by An-Known Prosper
Music
Matayo Allan Hendrik
Matayo – Allan Hendrik
Music
An Known
Taata by An-Known – Mp3 Download
Music
Kansalewo by Sheebah
Sheebah Karungi – Kansalewo
Music
most followed TikTok content creators 1
The 18 most followed TikTok content creators in Uganda 2023
Blog
Zig Zag Fred Owens
Fred Owens Zigi Zaga Mp3 Download
Music
Zzina Awards 2022
Zzina Awards 2022: See the full winners list
News

Top Lyrics

Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa
Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa
Lyrics
Majje lyrics Azawi ft Fik Fameica
MAJJE Lyrics by Azawi ft. Fik Fameica
Lyrics
Nkufeelinga Lyrics
Nkufeelinga Lyrics by Ykee Benda ft Chembazz
Lyrics
Ogwo munanansi by Fabie Eraikie
Munanansi lyrics by Fabie Eraikie
Lyrics
Kimuli Kyange Mudra ft Vinka
Kimuli Kyange Remix (Lyrics)-Mudra ft Vinka
Lyrics
TUBATIISA Azawi mp3 image
Azawi – Envision Lyrics
Lyrics
Tujune by Bobi Wine Mp3 Download
Tujune Lyrics by Bobi Wine
Lyrics
Kanzunzu by Fik Fameica
Kanzunzu Lyrics by Fik Fameica
Lyrics

You Might Also Like

Ziza Bafana
Music

Muwala Gwe – Ziza Bafana & Eddy Profit

December 2, 2022
ZIZA BAFANA OKABILAKI Official Dirty Music Video Explic BBElrfFrZGE mp3 image
Music

Okabilaki by Ziza Bafana

November 5, 2022
Ziza Bafana Nsuna Suna Official Audio  VfuaEmHidE8 140 mp3 image
Music

Nsuna Suna by Ziza Bafana

October 11, 2022
Ziza Bafana Babawa Official Audio  NOJkOrsSSng 140 mp3 image
Music

Ziza Bafana – Babawa

October 2, 2022
Subscribe to Our Newsletter

Subscribe to our newsletter to get our newest articles instantly!

Follow US

© 2022 Musiclyfer

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us

Removed from reading list

Undo
Welcome Back!

Sign in to your account

Lost your password?