By using this site, you agree to the Privacy Policy and Terms of Use.
Accept
Musiclyfer
Aa
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Reading: Ensi Lyrics by David Lutalo
Share
Aa
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Follow US
© 2023 Musiclyfer. All Rights Reserved.
Lyrics

Ensi Lyrics by David Lutalo

By lyfer Published August 18, 2021
Share

[Intro]
oh oh uwah ah
Aah ah aah My Uganda

[Verse 1]
Watandiika ddi emize emikyaamu?
Uganda apana nedda
Mukwano gwange gwemanyi obulungi
Uganda nedda taata
Ebyo byambe byani byowagaza obusungu
akuwaga ani akulimba?
Gwe wakuza maama wange ne taata
ne bajajja gwe yabola
Watwagala nyo watulabirira nga okuba yenna atungoola
Yegwe gwetumanyi totwefulira no tugambe kiki wanyiiga?
Oh bambi sorry suula ebyambe wansi
obusungu bungi
Oba sigwe yooli? owange gwemanyi ono emitaafu mingi

[Chorus]
Twatandiika ddi okwetekera kamyu mu doodo?
(ensi yaffe sibwetyo)
Mumazima kuva ddi nga tusalangana nga nkoko oh
(ensi yaffe sibwetyo)
Ndowooza twesulika Ug bweti sibweyali
(ensi yaffe sibwetyo)
The pearl of Africa kati yejudde empisa embi
(ensi yaffe sibwetyo)

[Verse 2]
Kuva ddi nga tuli batemu ki Sitani atulya nga Mapapaali?
Kati tutingana nga mbwa oba Uganda yavaawo nga tuli wandi?
Eyatuloga simanyi ani?
Empisa okucuuma nga ekyolooni
Gwe avabira ekindazi
Menyako akatono okaweeko oli
Wano akaaba tumusilisa obutemu busigaze bali batalabaani
Yeh
Yasala munne obulago, namala neyesiigako akazigo
Twetegera ki amalobo? Eeeeh
Kuno bwetutyo sibwetweyisa
Ebyo bintu Byeri bunayira
Tusonyiwagana nga era bakikka
Tetuwambagana tutyo kijambula

[Chorus]
Twatandiika ddi okwetekera kamyu mu doodo?
(ensi yaffe sibwetyo)
Mumazima kuva ddi nga tusalangana nga nkoko oh
(ensi yaffe sibwetyo)
Ndowooza twesulika Ug bweti sibweyali
(ensi yaffe sibwetyo)
The pearl of Africa kati yejudde empisa embi
(ensi yaffe sibwetyo)

[Verse 3]
Okumanya ekitugoba kitabuse n’abakazi baddukayo mu biyungu
Twewaze nyo nyo Mungu ndowooza nasitula obusungu
Twebunyiza ebiwundu, ki twetemamu ebitundu?
Buli bwewabaawo etabuse tewabula gwetwekwaasa nti gundi
Naye tugambe ani kuluno nga ffe tukubangana obukumbi?
Oh oh ooh my lovely Uganda

Tuluma nga katinkoloolo
Ooh oh fire twookya guno moto
Buli omu funa ku tuzzi weyuweko
Naaza enziro kyuusa eneyisayo
Oh oh maama nkolokotoo
Oh oh fire twookya guno moto
Buli omu funa ku tuzzi weyuwekon
Naaza enziro kyuusa eneyisayo

[Chorus]
Twatandiika ddi okwetekera kamyu mu doodo?
(ensi yaffe sibwetyo)
Mumazima kuva ddi nga tusalangana nga nkoko oh
(ensi yaffe sibwetyo)
Ndowooza twesulika Ug bweti sibweyali
(ensi yaffe sibwetyo)
The pearl of Africa kati yejudde empisa embi
(ensi yaffe sibwetyo)

[Chorus]
Twatandiika ddi okwetekera kamyu mu doodo?
(ensi yaffe sibwetyo)
Mumazima kuva ddi nga tusalangana nga nkoko oh
(ensi yaffe sibwetyo)
Ndowooza twesulika Ug bweti sibweyali
(ensi yaffe sibwetyo)
The pearl of Africa kati yejudde empisa embi
(ensi yaffe sibwetyo)

Double kick
Yaled
Davie Lutalo

Share: Ensi Lyrics by David Lutalo

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

TAGGED: David Lutalo Lyrics
Share this Article
Facebook Twitter Email Print
Previous Article Oli wange Lyrics Rema Namakula
Next Article Kani lyrics by Pr. Wilson Bugembe
Leave a comment

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Trending

Zulitums - Bulamu
Zulitums – Bulamu
Music
Nalongo - David Lutalo (Mp3 Download)
Nalongo – David Lutalo
Music
Nalumansi by Bobi Wine
Nalumansi by Bobi Wine
Music
Rayvanny – One Day Yes
Rayvanny – One Day Yes
Music
Nandibadde Bwomu - Irene Namatovu & Geoffrey Lutaaya
Nandibadde Bwomu – Irene Namatovu & Geoffrey Lutaaya
Music
Bikula by Cosign Yenze
Bikula by Cosign Yenze
Music

Top Lyrics

Nalumansi Lyrics by Bobi Wine 2023
Nalumansi Lyrics by Bobi Wine 2023
Lyrics
Vako - Alien skin ft Yung Mulo
Vako Lyrics – Alien Skin ft. Yung Mulo
Lyrics
Did I die - Hatim and Dokey
Did I Die Remix Lyrics – Hatim & Dokey ft. Sheebah, Feffe Bussi, Vampino & D’mario
Lyrics
Kalifah AgaNaga
Ekitangaza Lyrics by Kalifah AgaNaga
Lyrics
Ndugga Bamweyana – Ani Mutuufu Lyrics
Ndugga Bamweyana – Ani Mutuufu Lyrics
Lyrics

You Might Also Like

Nalumansi Lyrics by Bobi Wine 2023
Lyrics

Nalumansi Lyrics by Bobi Wine 2023

March 23, 2023
Vako - Alien skin ft Yung Mulo
Lyrics

Vako Lyrics – Alien Skin ft. Yung Mulo

March 21, 2023
Did I die - Hatim and Dokey
Lyrics

Did I Die Remix Lyrics – Hatim & Dokey ft. Sheebah, Feffe Bussi, Vampino & D’mario

March 21, 2023
Kalifah AgaNaga
Lyrics

Ekitangaza Lyrics by Kalifah AgaNaga

March 20, 2023
Musiclyfer
Follow US

© 2023 Musiclyfer. All Rights Reserved.

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us
Welcome Back!

Sign in to your account

Lost your password?