Andre on the beat

Nakugalabanja mu butamanya
Cherrie wangye nsonyiwa
Tonjiwanga
Ka juice nkamula naye tekakyawooma
Mpulira saagala kumissinga
Abalungi tebakyayika
Gwe tokyayika
Ndi eno munnange nzenna nkulinda
Nkulinda, nkulinda
By’ebyo
Ebibyo
Byonna bimpe eno
Leero

Wulira ennyonta
Ekuyoya (ennyonta)
Eno ennyonta (e-nnyo-nta)
Gwe gw’eyoya (ennyonta)
Wulira ennyonta
Gwe gw’eyoya (ennyonta)
Eno ennyonta (e-nnyo-nta)
Gwe gw’eyoya (ennyonta)

Yegwe eyammanyiiza akagaati
Yegwe eyammanyiiza akakeeki
Yegwe eyammanyiiza ak’okulya akookumakya
Ka breakfast
Yegwe eyammanyiiza akagaati
Yegwe eyammanyiiza akakeeki
Yegwe eyammanyiiza ak’okunywa akookumakya
Inna di bed
By’ebyo
Ebibyo
Byonna bimpe eno
Leero

Wulira ennyonta
Ekuyoya (ennyonta)
Eno ennyonta (e-nnyo-nta)
Gwe gw’eyoya (ennyonta)
Wulira ennyonta
Gwe gw’eyoya (ennyonta)
Eno ennyonta (e-nnyo-nta)
Gwe gw’eyoya (ennyonta)

Cherrie wangye
Baby wangye
Ndi eno munnange nzenna nkulinda
Nkulinda, nkulinda
Cherrie wangye
Baby wangye

Wulira ennyonta
Ekuyoya (ennyonta)
Eno ennyonta (e-nnyo-nta)
Gwe gw’eyoya (ennyonta)
Wulira ennyonta
Gwe gw’eyoya (ennyonta)
Eno ennyonta (e-nnyo-nta)
Gwe gw’eyoya (ennyonta)

Andre on the beat

Read Nangana Lyrics by Daddy Andre ft Nina Roz

Share Ennyonta Lyrics by Nina Roz

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.