By using this site, you agree to the Privacy Policy and Terms of Use.
Accept
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Musiclyfer
Search
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Follow US
  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us
© 2022 Musiclyfer, All Rights Reserved.
Lyrics

Ekitangaaza Lyrics by Kalifah Aganaga

lyfer
Last updated: 2022/03/08 at 4:36 AM
By lyfer Published November 8, 2021
Share

Eeh ah
Kalifah mu Kano
Diggy Baur mu Aganaga
Eh, eh aah
Eno ensonga
Kaawokadda
Kasangwawo nange mbyebuuza

Twetaaga ekitangaaza
Ne tutangaaza
Ebiki ebigenda oba
Naye Mukama
Abantu bekyusa
Abantu befuula
Ebintu byecanga
Twetaaga ekitangaaza
Ne tutangaaza, aah ah
Ebintu okwekyusa, okwefuula
Okwecanga, eh ah

Nkugambye n’otunuulira embaga
Bw’eba nga mmotoka abantu bekyusa nga zi gear
Nkugambye n’otunuulira embaga
Bwe nzijukira story za Chamili ku Chagga
Ronnie Banton City Limit Crew wa gye yalaga?
Tewamanya nti Goodlyfe Crew Jeff Kiwa teyabawa
Mbu n’akazimbe yakabaggyako bayimba y’afuna
Aah nkugambye n’otunuulira embaga
Straight from Dangala Kamwokya Bobi Wine ku Bucha
Ku lunaku lw’embaga ye ssebo teyalabwa
Wadde n’akakeeki bwe kati mbu Bucha teyakalya
Ah BLU*3, ah ndowooza olaba
Cindy bwe yagenda ne batetenkanya awo ku Mya
Abantu baawukanira ddala ne bannaabwe wano ng’olaba
Byagwa ku chali wange ah Back to Life Ziza Bafana
Ah nkugambye n’otunuulira embaga
N’abaagalana, walaayi beekyusiza zi colour
Bwe nzijukira story za Straka ne Sizza
Straka, ku lunaku lw’embaga
E Namboole ng’amagaamaga omugole Sizza
Maama Fiina, munnange okyetaaga
Ekitangaaza, naawe n’otangaaza
Abantu befuula
Ebintu byekyusa
Aah, eh ah
Wo oh oh
Wo oh oh
Wo oh oh

Oh naye Mukama

Abantu okwekyusa, okwekyawa
Kyo kyava dda
Kasangwawo, Kaawokadda
Abantu beekyusiza bannaabwe lwa bya nfuna
Bwe nzijukira story za Yesu Kabaka ku Yuda
Wano mu gy’enkaaga nga Muteesa y’afuga
Obote yamwefuulira n’amuggyako entebe wano
ng’amoga
Mbu aba agenze e Bulaaya Obote okukiika embuga
Essimu ng’olwo evuga okuva ewa Amin
Mbu eno todda tokyafuga
Abantu battira ddala bannaabwe mu by’esswaga
Bin Laden, Ghaddafi jjukira Muzeeyi Sadda…
Abantu bavumira ddala bannaabwe wano ng’olaba
Bwe nzijukira story za Walukagga ku Siii…
Bebe Cool, ba Kiwoko naawe bambi tewamanya
Yeah ah, ah bibuuza
Bibuuza, ah ndowooza obiraba
Story z’aba Amarula ne Paddy Bitama
Wano jjo jjuuzi nange mawulire nalabwa
Ku story za Coco Fingure, ne Emma
Anti mbu nabo beekyusiza zi colour
Aah nkugambye n’otunuulira embaga
Aba Eagles, ne Haruna obiraba
Eh aah

Aganaga
Aganaga
Aganaga
Aganaga
Eh, eh ah
Kamwokya, Ntinda, Bukoto
Nateete, Ndeeba, Kabuusu
Makindye, Seguku, abaana b’e Kabowa   
Abaana ba DT
Akola ewa Kisekka, mu Kiyembe, e Nakasero yonna
Ab’amadiini mwenna mukyetaaga
Mwenna ffenna tukyetaaga
Omukadde anzaala Taata Zanowa
Ebyo bikaabya n’amaziga
Owa…, eh ah

Read Mpiso Lyrics – Kalifah Aganaga

Share Ekitangaaza Lyrics – Kalifah Aganaga

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

TAGGED: Kalifah Aganaga Lyrics
Share this Article
Facebook Twitter Whatsapp Whatsapp Telegram Copy Link
Previous Article Mpiso Lyrics by Kalifah Aganaga
Next Article Sister Lyrics by Kalifah Aganaga
Leave a comment

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Top Chart

Liam Voice
Dear Bestie – Liam Voice
Music
Mutima by An Known Prosper
Mutima by An-Known Prosper
Music
Matayo Allan Hendrik
Matayo – Allan Hendrik
Music
An Known
Taata by An-Known – Mp3 Download
Music

Trending

Liam Voice
Dear Bestie – Liam Voice
Music
Mutima by An Known Prosper
Mutima by An-Known Prosper
Music
Matayo Allan Hendrik
Matayo – Allan Hendrik
Music
An Known
Taata by An-Known – Mp3 Download
Music
Kansalewo by Sheebah
Sheebah Karungi – Kansalewo
Music
most followed TikTok content creators 1
The 18 most followed TikTok content creators in Uganda 2023
Blog
Zig Zag Fred Owens
Fred Owens Zigi Zaga Mp3 Download
Music
Zzina Awards 2022
Zzina Awards 2022: See the full winners list
News

Top Lyrics

Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa
Seen Don Lyrics by Ronald Alimpa
Lyrics
Majje lyrics Azawi ft Fik Fameica
MAJJE Lyrics by Azawi ft. Fik Fameica
Lyrics
TUBATIISA Azawi mp3 image
Azawi – Envision Lyrics
Lyrics
Tujune by Bobi Wine Mp3 Download
Tujune Lyrics by Bobi Wine
Lyrics
Kanzunzu by Fik Fameica
Kanzunzu Lyrics by Fik Fameica
Lyrics
Nkufeelinga Lyrics
Nkufeelinga Lyrics by Ykee Benda ft Chembazz
Lyrics
Ogwo munanansi by Fabie Eraikie
Munanansi lyrics by Fabie Eraikie
Lyrics
Kimuli Kyange Mudra ft Vinka
Kimuli Kyange Remix (Lyrics)-Mudra ft Vinka
Lyrics

You Might Also Like

Oyitangayo Lyrics – Kalifah Aganaga
Lyrics

Oyitangayo Lyrics – Kalifah Aganaga

November 4, 2022

Sister Lyrics by Kalifah Aganaga

November 8, 2021

Mpiso Lyrics by Kalifah Aganaga

November 8, 2021
Subscribe to Our Newsletter

Subscribe to our newsletter to get our newest articles instantly!

Follow US

© 2022 Musiclyfer

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us

Removed from reading list

Undo
Welcome Back!

Sign in to your account

Lost your password?