By using this site, you agree to the Privacy Policy and Terms of Use.
Accept
Musiclyfer
Aa
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Reading: Ebiseera Ebyo Lyrics – King Saha
Share
Aa
Musiclyfer
  • Music
  • Lyrics
  • News
  • Biography
  • Trash
  • Upload
Follow US
© 2023 Musiclyfer. All Rights Reserved.
Lyrics

Ebiseera Ebyo Lyrics – King Saha

By lyfer Published May 21, 2023
Share
Ebiseera Ebyo Lyrics – King Saha

Ebiseera, ebiseera, ebiseera
(Ebiseera ebyo)
Ebiseera, ebiseera maama maama
A dis a Legend Production
Ebiseera, ebiseera ng’ensi eganye
(Ebiseera ebyo)
Ebiseera, ebiseera toggwamu maanyi
(Ebiseera ebyo)

Ebiseera, ebiseera maama bigenda biyita
Okuva eri gyetwava, maama tugenda tukula
Ebiseera ebyo, ebiseera ebyo bwetwali tukula
Ebiseera ebyo, ebiseera ebyo nga ssente zibula
Ebiseera ebyo, ebiseera ebyo bwetwali tukula
Ebiseera ebyo, bazadde bange nga mbalaba batoba
Ebiseera ebyo, ebiseera ebyo bwetwali tukula
Ebiseera ebyo, nga fees zibula ng’oluusi tuyosa
Ebiseera ebyo, ebiseera ebiseera ebyo, eh yeah

Missinga nnyo love ya jajja, yeah
Ng’empewo enfuuwa n’ajja n’ambikka, oh
Missinga nnyo love ya uncle, aah
Nga uncle akyala n’ajja ne soda, uh
Akanyama akaawunyanga ewa neighbor
(Ebiseera ebyo)
Nze kaŋŋanyanga ogenda ewa neighbor
(Ebiseera ebyo)
Kibooko za math zebampujja
(Ebiseera ebyo)
Z’ezantamya math, namukoowa aah
(Ebiseera ebyo)

Ebiseera, ebiseera, ebiseera
(Ebiseera ebyo)
Ebiseera, ebiseera maama maama
(Ebiseera ebyo)
Ebiseera, ebiseera ng’ensi eganye
(Ebiseera ebyo)
Ebiseera, ebiseera toggwamu maanyi
(Ebiseera ebyo)

Munnange n’ebirwa byerabirwa (aah ah)
Naye gwe ani ataakulaba? (ebiseera)
Oli city weeyagala
Balanini ani ataakulaba? (ebiseera)
Oli ne banno mweyagala, oh ah
Naye ani ataabalaba? Yeah
Ku kikubo ky’ewammwe ng’okkirira, oh ah
Ani ataakulaba? Ooh
Ewa Maama Naalu ku dduuka, sha!
Ani ataakulaba?
Mu kipale kya Arsenal mu Kiyembe
Ani ataakulaba?
Kati muli eno mweyagala
Mweyagala kubanga mwakikuba, noo

Ebiseera, ebiseera, ebiseera
(Ebiseera ebyo)
Ebiseera, ebiseera maama maama
(Ebiseera ebyo)
Ebiseera, ebiseera ng’ensi eganye
(Ebiseera ebyo)
Ebiseera, ebiseera toggwamu maanyi
(Ebiseera ebyo)

Ebiseera, ebiseera, ebiseera ebyo
(Ebiseera ebyo)
Ebiseera byakolerera nnyo nnyo ebiseera bino
(Ebiseera ebyo)
Ebiseera, ebiseera mmwe mulaba kundaba eno
(Ebiseera ebyo)
Ebiseera nava nze wala dda ewaffe nnyo
(Ebiseera ebyo)
Mukama weebale kukkiriza, ah
(Ebiseera ebyo)
Ffe nga twava wala dda nnyo, nnyo
(Ebiseera ebyo)
Allah bw’omusaba akkiriza, oh
(Ebiseera ebyo)
Ffe nga twamusaba nnyo nnyo
(Ebiseera ebyo)

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.

TAGGED: King Saha lyrics
Share this Article
Facebook Twitter Email Print
Previous Article Maama Lyrics – Judith Babirye Maama Lyrics – Judith Babirye
Next Article Tina - Shawn Maine ft Joshua Baraka Tina – Shawn Maine ft Joshua Baraka
Leave a comment

Leave a Reply Cancel reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Trending

Influencer by Feffe Bussi
Influencer by Feffe Bussi
Music
Singa Lyrics by John Blaq & Lydia Jazmine
Singa Lyrics by John Blaq & Lydia Jazmine
Lyrics
Tina - Shawn Maine ft Joshua Baraka
Tina – Shawn Maine ft Joshua Baraka
Music
Ebiseera Ebyo Lyrics – King Saha
Ebiseera Ebyo Lyrics – King Saha
Lyrics
Maama Lyrics – Judith Babirye
Maama Lyrics – Judith Babirye
Lyrics
Beere Ddene by Wilson Bugemebe
Beere Ddene by Wilson Bugemebe
Music
Kenzo begs to meet Bobi Wine
Kenzo begs to meet Bobi Wine
News
I do lyrics by Jose Chameleone
I do lyrics by Jose Chameleone
Lyrics
Geosteady - Lovenjitis
Geosteady – Lovenjitis
Music
Singa by John Blaq & lydia jazmine
Singa by John Blaq & lydia jazmine
Music
Subscribe to Our Newsletter

Subscribe to our newsletter to get our newest articles instantly!

You Might Also Like

Singa Lyrics by John Blaq & Lydia Jazmine
Lyrics

Singa Lyrics by John Blaq & Lydia Jazmine

May 30, 2023
Maama Lyrics – Judith Babirye
Lyrics

Maama Lyrics – Judith Babirye

May 14, 2023
I do lyrics by Jose Chameleone
Lyrics

I do lyrics by Jose Chameleone

May 2, 2023
Ndi Wuwo by Elijah Kitaka
Lyrics

Elijah Kitaka – Ndi Wuwo Lyrics

April 30, 2023
Musiclyfer
Follow US

© 2023 Musiclyfer. All Rights Reserved.

  • Cookies Policy
  • Privacy Policy
  • Terms and Conditions
  • Tip Us
Welcome Back!

Sign in to your account

Lost your password?